So njagala kupoppinga wine
Just kunneerabiza ex
Kutakinga risk
Bwe kigaana nga ndatinga bestie
Champion zannyamu ku kindandali
Gampe ndabye baby bedroom bully
Mumpi alinamu n’amathandali
Mulage ku wallet y’akwagale
Bwe naafuna ku salary
Nja kulumba ebbaala
Njagala mpoomerwe ekyenge
Nja kujooga ku kaalo
Bwe naafuna ku salary
Nja kulumba ebbaala
Njagala mpoomerwe ekyenge
Nja kujooga ku kaalo