0:00
3:02
Now playing: Omulongo

Omulongo Lyrics by Ugaboys


Omulooo omulongo
Love enkutte omulongo
Omulooo omulongo
Chini watuuse omulongo

\n

Twelonda
Mukwano twelonda dda
Wangala
Mukwano wangala
Ntunulaako mu maaso
Jangu eno jangu eno
Onjagade akabanga
Eri wello eri wello

\n

Omulongo oooh
Omulongo
Omulongo oooh
Omulongo
Nafuna omulongo oooh
Omulongo
Omulongo oooh
Omulongo

\n

Bwoba osobola aah
Mpayo akakisa nkuwase, omulongo
Bwoba onjagala oh oh
Mpayo omukisa nkulabeko
Muntumbi eyo
Mpola mpola mpola mpola mpola
Amukwate mpola 
Kumulyango
Mpola mpola mpola mpola mpola mpola
Let me feel you mpola
Omulongo ooooooh

\n

Omulooo omulongo
Love enkutte omulongo
Omulooo omulongo
Chini watuuse omulongo

\n

Omulooo omulongo
Love enkutte omulongo
Omulooo omulongo
Chini watuuse omulongo

\n

Omulooo omulongo
Love enkutte omulongo
Omulooo omulongo
Chini watuuse omulongo

\n

Me and you me and you
Tulibakubawo
Oli mutuffu
Its me and you
Nkwekutte nkwekutte
Mpangaale naawe 
Nkwekutte nkwekutte
Ondi mu mwooyo baby

\n

Sometime I try sometime I try
To be a better man for and for your life
Tonnemessa mukwano omulungi wange
Dear dear
Oh dear
Sikuwadde bingi 
Bitonotono naye nga birungi

\n

Yenze nabantya
Nabantya wembanga sikulabako 
Nabantya nabantya nabantya
Wembanga sikulina 
Nabantya oh no nabantya nabantya
Nabantya wembanga sikulabako 
Nabantya nabantya nabantya
Wembanga sikulina 
Nabantya oh no oh oh yeah

\n

Omulooo omulongo
Love enkutte omulongo

\n

•••

\n

Mpangaale naawe
Omulongo ooooooh
Omulongo
Omulongo ooooooh
Omulongo

\n

Yeeeeaaaahh
Yeeeeaaaahh