0:00
3:02
Now playing: Amaaso (Urban Remix)

Amaaso (Urban Remix) Lyrics by Vinka ft. Winnie Nwagi, Feffe Bussi, The Mith & Dj Harold


Feffe Bussi

Yeah
This is what you’ve been waiting for
A DJ Harold Remix
A Feffe Bussi, Winnie Nwagi, Vinka, The Mith
Swangz Avenue

Vinka & Feffe

Buno obuwoomi bwa sukaali
(Ka sukaali keeko baby)
Chai na kadalasiini
(Tabula, tabula)
Nkwagala okutuuka ku mwezi
(Alaali hahaha FBM)
Nzikiriza mbeere asikari
(Kiri okay bw’onkuumako)
Nga nkukuuma n’akasaale my darling
(Nze Feffe Bussi wo)
Kye simanyi nkole research
(Ha! Alaali)

Feffe

Yo! Amaaso gandi ku gwe
Buli kimu no ku gwe
Siri munigeria naye ompita na Igwe
Ova Busiro mu Kyaggwe
Ebyange kambiwe gwe
Ko kasukaali keeko?
Oba twongeremu kiggwe?
Kituufu tolina bbala
Nga Vinka wakola colour!
Omubiri gwe wamala
Nga Winnie Nwagi wabala
Nkubira ku ssimu Holla
Tufuneyo kye twogera
Nga Mohammed Salah
Nkuba ggoolo siri ffala
Ate onkoledde a lot
Nkwagala omu bw’oti
Sikikukweka wakolamu nga chaga boat
Do do do dat
Gutujja my heart
Nkuliyo oyiteyo ondabeko ku lunch
Olye ensumaaki

All

Amaaso gandi ku gwe
(Yeah)
Ndidduka misinde bw’ompita ah
(Run to me baby girl run to me)
Njagala tukaddiwe nga yenze gw’oyita dear ah
(Ngya kukwagala ppaka kufa gwe toba na fear)
Bw’olivuga akagaali, nange ndiba ku carrier ah
(ŋamba kagaali yo)
Njagala tukaddiwe nga yenze gw’oyita dear ah
(Oli mukwano gwo, baby wo)

Nwagi & Vinka

Aka chapambalaasi ku mugongo
Bwe gutujja nkusiiga
Obugalo baabubumba mu kusanyusa
Awasiiwa nkutakula (nkutakula)
Nnyumisiza obulamu nange
Nkunuune ng’omubisi nange
Nteeka mu plan naawe
Nkubalirako ebirungi darling
Hmmm nze nali nakoowa love
Naye gwe case yo, exceptional (exceptional)
Engeri gy’onkwata eri so so professional
(That’s what she’s, Love)

Mith

When we talking forever
Baby girl I see me and you
I’ll be your Picasso
Let me help you paint the visual
Am thinking two kids with you
Order for a vehicle
You’re ma partner in this crime
They lock me I’ll bathe with you
And I know you’re worthy true (true)
That’s why I put myself before you boo
Ain’t nobody hurting you
With you I am constable, yeah
I won’t treat you like the usual
Am in till the end with you
You’re making special too
All I wanna taste is you
If you had a twin
Best believe I don’t need be messy with you
If you had a sin
I would be right there confessing too
Apply in your days
They would never draw a shade on you, true

Chorus

Nwagi & Vinka
Bakuyita kweyisa abatulaba
Mbu twekoza bo bwe bagamba (wuu!)
Tebamanyi nti gwakusiima
Ondi wala ddala mu mutima ewasemba
Hmmm nze nali nakoowa love
Naye gwe case yo, exceptional (am exceptional)
Engeri gy’onkwata eri so so professional

Chorus

Mith & Feffe
Run to me baby girl run to me
Ngya kukwagala ppaka kufa gwe toba na fear
I know you got me all day, and I got you
All things miss you, it’s true
It’s exceptional to found a love ladies and gentlemen
UG Music to the world, wuuu
You’re mine
My name is The Mith Mr. So UG
Winnie Nwagi
Vinka
Feffe

Vinka Singles