Bridge
Ng’omukwano guno
Ng’omukwano guno
Babe laavu eno
Babe laavu eno
Ng’omukwano guno
Ng’omukwano guno nfa
Babe laavu eno
Babe laavu eno oh ooh
Chorus
Wabula kimuli kyange
Ngya kwagala mpite we ntuuka
Kimuli kyange
Ssiikugabanenga ne bwe ndwala
Kimuli kyange
Ngya kwagala mpite we ntuuka
Kimuli kyange
Sembera mpunye ku kaloosa
Verse II - Mudra
Ebisenge by’omutima gwo
Njagala bibe nga byetaaya
Kuba omutima gwange
Wano mpulira nnyo nga nkwetaaga
Oli muzibu nnyo okusanga
Oyakaayaka nga ttaala
Onkuumira mu ssanyu babe
Ndaba twesaana
Bridge
Ng’omukwano guno
Ng’omukwano guno
Babe laavu eno
Babe laavu eno
Ng’omukwano guno
Ng’omukwano guno nfa
Babe laavu eno
Babe laavu eno oh ooh
Chorus
Wabula kimuli kyange
Ngya kwagala mpite we ntuuka
Kimuli kyange
Ssiikugabanenga ne bwe ndwala
Kimuli kyange
Ngya kwagala mpite we ntuuka
Kimuli kyange
Sembera mpunye ku kaloosa
Verse III
Ah see the boy dem pretty, pretty, pretty
Pretty, pretty, pretty
Ah see mi boy dem pretty, sweetie, pretty
Sweetie, pretty, pretty
Baby if am in love am into you
Kyengamba darling am into you
Preserve the words as I come to you
Nkugambye laavu lino ddogo