0:00
3:02
Now playing: Ensolo

Ensolo Lyrics by Ziza Bafana


Nsolo,
Riddim
Bafana mi run di town
Nsolo
DME music-music
T-Ton
Ndi muyizzi
Ndi mulunzi
Nsunda mata, ndi mutunzi
Mubutonde ndi mulenzi
Omulimu gwenapatana
Ndi mutonzi
Ndiisa butti, ndiisa ziri
Zinyilira, ziri mbuto
Zigaaya biri
T.O.N agambye, nti ziwooma biri
Naye nze ngamba
Ah-ah
Zisanyusa biri
Ensolo-nsolo
Nsolo
Nze nina ogulunda ensolo
Omugooo
Ah-ah
Njagala nsolo-nsolo
Nsolo
Nze mulaaro alunda ensolo
Omugooo
Nalunda ensolo
Ndi mulaaro, nina ekilaaro
Gulawo
Bwemala ogiwa ebiwata n’omunyo
Galawo
Nategeka nina Ekigango
Teri efuluma kasita eyingira ekilaaro
Zitayaya nyo nga teziri ku’mugalo
Bwezitabaako mulunzi
Amaaso zigatambuliza mungalo
Labira kweri
Njifudde ki kyeri
Amaanyi erinna, amata osunda noonywa
Nyanguwa okuwa ente elumwa enjala omuddo
Nzesera nzesera, Mpaka ewonye effujjo
Ezza mayembe nina Mukaaga
Huh- njagala zabitanga mpezze kakaaga
Ensolo-nsolo
Nsolo
Nze nina ogulunda ensolo
Omugooo
Ah-ah
Njagala nsolo
Nsolo-nsolo
Nze mulaaro alunda ensolo
Omugooo
Nalunda ensolo
Ndiisa butti, ndiisa ziri
Zinyilira, ziri mbuto
Zigaaya biri
Ah-a-ah
Tezizza bwenkulumu
Zigawuuta nezigamalamu
Ezza mayembe nina Lukaaga
Huh- njagala zabitanga mpezze kakaaga
Nyanguwa okuwa ente elumwa enjala omuddo
Nzesera nzesera , Mpaka ewonye effujjo
Ensolo-nsolo
Nsolo
Nze nina ogulunda ensolo
Omugooo
Ah-a-a
Njagala nsolo
Nsolo-nsolo
Nze mulaaro alunda ensolo
Omugooo
Nalunda ensolo
Nsolo-nsolo-nsolo

Ziza Bafana Singles