I got the blue kinda love baby for you
Even from a mile, you can still see the love in my eyes
Oli mulongo sikusobya
Nkwagalira ddala kuva ku mutima
Navaayo mu Lusaka
Nawona ekizikiza nalaba ku njuba
Gwe laba amaanyi ggalin′ekkula!
Mukwano tambula mpola kiboko z'onkuba
Tell your noisy neighbour ma beibe will be passing by (batulekemu)
I have a message for them haters leave the main road and park aside
Nzija tuvimbe mu baibe tulye kumasaali
Just freestyle beibe tokuba pulaani
Mu balungi gw′eyawangula omudali
Oli waddala, abalala kawani!
Wanzijya mu Lusaka, nawona ekizikiza nalaba ku njuba
Gwe laba amaanyi ggalin'ekkula!
Mukwano tambula mpola kiboko z'onkuba
If I say that I love you, yes I do
I got the blue kinda love baby for you
Even from a mile, you can still see the love in my eyes
Oli mulongo sikusobya
Nkwagalira ddala kuva ku mutima