Oluvannyuma olw’oluvannyuma
Nga mpunzika cinema ow’oluvannyuma
Engoye ezimyansa ffe tulizambala
Ndiyatula mu lwatu ow’oluvannyuma
Omumbejja wange ng’olina akadde
Nga n’omulangira nina obudde
Ebibatu byaffe nga byekutte
Nga tubayitako bagamba ye abaffe!
Liriba ssanyu oluvannyuma nze akubuulira
Oliddamu kibuuzo lwaki nkwagala bino
Ebyokunsi ne mu bwengula
Olugendo lw’obulamu bwaffe lwa kuwanvuwa
Omumbejja wange ng’olina akadde
Nga n’omulangira nina obudde
Mukama oyo apima obudde
Ba mugumu kuba tumwekutte
You know when you found me,
I kinda knew we go be alright,
If only you could look inside me
Nga muti munda wabala
Nnyamba, w’obuzeemu just tell me
Gwe ngaba guba gulina okunoga
Gwe manya, nkola nnyo babe
Mu mbeera yonna tulina okuloka
Liriba ssanyu oluvannyuma nze akubuulira
Omumbejja wange ng’olina akadde (ng’olina)
Nga n’omulangira nina obudde
Mukama oyo apima obudde (y’apima)
Ba mugumu kuba tumwekutte