Katonda Yabade Mweno Ensonga Lyrics by Wilson Bugembe


Yeah yeah, eh!
Maama gyoli
Taata gyali
Nange gyendi akuuma
Takuumira mpeera
Juice gyali alunga
Takuumira mpeera
Bwe balikubuuza (eh)
Wayita wa sitaani? (haha)
Ng’obagamba, (eh)
Okay
Katonda, y’abadde mw’eno ensonga (eh)
Katonda, y’abadde mw’eno ensonga (yimbawo awo)
Katonda, y’abadde mw’eno ensonga (eeh Alleluia)
Katonda, y’abadde mw’eno ensonga (Alleluia)
Katonda, y’abadde mw’eno ensonga (eeh yimbawo awo)
Katonda ali omu bwati asinga
Mwali mwandogaaloga
Mukama n’ansumulula
Mwali mwerozaaloza
Sirimba mwali mwantama
Ne nzunga n’obwana bwange (n’obwana bwange)
Ne mpaala n’ensi eno yonna (n’obwana bwange)
Amasimu ne nkuba nga temukwata (nga temukwata)
Awo ne nsigaza Katonda wange
Eeh Mukama awonyeza ku bwereere
Bw’omusaba takusaba na ssente
Abalogo abalekera bibuuzo
Nti yayita wa?
Yayita wa?
Ssaala zokka
Katonda, y’abadde mw’eno ensonga (eh)
Katonda, y’abadde mw’eno ensonga (yimbawo awo)
Katonda, y’abadde mw’eno ensonga (eeh yimbawo awo)
Katonda ali omu bwati asinga (Alleluia)
Katonda bw’akwata mw’eyo ensonga (mw’eyo ensonga)
Abalabe bo abagoba ng’ensowera
Ŋŋambye Katonda bw’akwata kw’eryo ebbanja lyo (ha)
Ebbanja lyo aligoba ng’ensowera
Wamma leeta endwadde zo (mu maaso ge)
Agalooto go (mu mikono gye)
Leeta ebikulemye
Katonda ono
Katonda, y’abadde mw’eno ensonga
(Step mother mugambe)
Katonda, y’abadde mw’eno ensonga
(Ne ex mugambe)
Katonda, y’abadde mw’eno ensonga
(Landlord y’angoba oyo, Landlord y’angoba oyo)
Katonda, y’abadde mw’eno ensonga
(Yiii bannange!, Alleluia)
Respect Mukisa Jeff in prince and preacher man
Yeah yeah, eh!
Maama gyoli
Taata gyali
Nange gyendi akuuma
Takuumira mpeera
Juice gyali alunga
Takuumira mpeera