Amafuta Kumutwe Lyrics by Wilson Bugembe


Oooh
Brian Beats
Oh oooh

Nsiiga amafuta ku mutwe
Mukama Katonda
Nsiiga amafuta ku mutwe
Nsiiga amafuta ku mutwe
Ayi Katonda
Nsiiga amafuta ku mutwe
Nsiiga amagezi ku mutwe
Mukama Katonda
Nsiiga amafuta ku mutwe
Nsiiga obugagga ku mutwe guno
Ayi Katonda
Nsiiga amafuta ku mutwe
Nsiiga amafuta ku mutwe
Mukama Katonda
Nsiiga amafuta ku mutwe

Nsiiga amafuta ku mutwe
Nfune ku kuganja (Nsiiga)
Nsiiga amafuta ku mutwe
Nfune ku mirembe (ooh nsiiga)
Nsiiga amafuta ku mutwe
Mpone ebirwadde (nsiiga)
Nsiiga amafuta ku mutwe
Nfune ku bugagga (nsiiga)
Nsiiga amafuta ku mutwe
Nfune ku magezi (nfune ku magezi)
Ooh nzijukira Dawudi Kabaka
Yasaba mafuta ku mutwe
N’afuuka Kabaka (Kabaka)
Eeh nsiiga amafuta ku mutwe
Nsasule amabanja, ssebo Kabaka

Nsiiga amafuta ku mutwe
Mukama Katonda
Nsiiga amafuta ku mutwe
Nsiiga amafuta ku mutwe
Ayi Katonda
Nsiiga amafuta ku mutwe
Nsiiga amagezi ku mutwe
Mukama Katonda
Nsiiga amafuta ku mutwe
Nsiiga obugagga ku mutwe guno
Ayi Katonda
Nsiiga amafuta ku mutwe
Nsiiga amafuta ku mutwe
Mukama Katonda
Nsiiga amafuta ku mutwe

Ayi Mukama nkooye embeera
Nsaba ku mafuta
Nkooye nkooye embeera
Nsaba ku mafuta ku mutwe (ooh)
Nsaba ku magezi
Simanyi kya kukola nze
Nsaba ku magezi ku mutwe
Binsobedde munnange
Nsaba bugagga (ng’omugagga Boaz)
Nsaba bugagga ku mutwe
Nkooye nkooye nkooye embeera
Nsaba ku mafuta
Nkooye nkooye nkooye embeera
Nsaba ku mafuta ku mutwe (ooh)
Ago gaali mafuta
Okutta Goliath
Ago gaali mafuta ku mutwe
Ayi Kabaka
Nsaba ku magezi
Binsobedde munnange
Nsaba ku magezi ku mutwe
Ndagirira ndagirira Mukama
Nsaba bugagga
Bampe ku kasente munnange
Nsaba bugagga ku mutwe
Oh nsaba ku mafuta
Bampe ku mafuta bampe
Nsaba ku mafuta

Nsiiga amafuta ku mutwe
Mukama Katonda
Nsiiga amafuta ku mutwe
Nsiiga amafuta ku mutwe
Ayi Katonda
Nsiiga amafuta ku mutwe