0:00
3:02
Now playing: Abadde Awo

Abadde Awo Lyrics by A Pass


Iye abade awo
Twokya
Nessim Pon, Production
Maama yang'amba, y'essawa okwenonya
Omwagalwa gwenjagala, attuse nemoola
Ng'ate ye gwenjagala, abalala mbalaba
Naye sibagala, njagala on'omuwala
Nebuuza jalaze, simanyi gy'awese
Love enzijudde, emisiwa jeleeze
Ono mwana muwala gengamba ah yeah
Mbera mulowoza buliwamu jengenda ah yeah
Yankolabubi, yanyima ennamba ah yeah
Kyenva muwondera, buli wamu jagenda
Bangambye abadde awo (agenze abadde awo)
Ono mwana muwala abade awo
Eeh, agenze abadde awo
Ono mwana muwala abade awo
Essawa yankwata, ngandi awo nenyola
Omwana nandeekawo, ngandi awo netolola
Mama nangamba goberera omuwala
Andaba mwetaga, ng'ate mweepena
Oh kati aliwa, ooh yeah-yeah
Nebuuza jalaze, simanyi gy'awese
Love enzijudde, emisiwa jeleeze
Ono mwana muwala gengamba ah yeah
Mbera mulowoza buliwamu jengenda ah yeah
Yankolabubi, yanyima ennamba ah yeah
Kyenva muwondera, buli wamu jagenda
Bangambye abadde awo (agenze abadde awo)
Ono mwana muwala abade awo
Eeh, agenze abadde awo
Ono mwana muwala abade awo
Eh, have been to many places
Seen many faces
Different races
Never seen you no oh oh
Abakyala ndabye bangi (abanyirira bangi)
Baby gw'alimu enjawulo
Nebuuza jalaze, simanyi gy'awese
Love enzijudde, emisiwa jeleeze
Ono mwana muwala gengamba ah yeah
Mbera mulowoza buliwamu jengenda ah yeah
Yankolabubi, yanyima ennamba ah yeah
Kyenva muwondera, buli wamu jagenda
Bangambye abadde awo (agenze abadde awo)
Ono mwana muwala abade awo
Eeh, agenze abadde awo
Ono mwana muwala abade awo

A Pass Singles