(Intro)
\n
Mmmh mmhmmh
Jacob Beats
\n
(Verse 1)
\n
Halo, ogamba otya omulungi kalala
Kuluno wekataligirya kale nno
Omuzibe wa kulunyumya
Nga ate oba
Ebya wano nga webitekweka
Manyi obiwulira owaye
Bino ebyeragirawo mukka muliro
Ebyange naawe byeraga
Mmmh, nze buli gwe manja ensimbi tompa
Ziwe owange kalaala, eh eh eh
Naawe anyiziza ekisonyiwe
Kisabe ono owange akuwe
\n
(Chorus)
\n
Nze simanyi na kintemba (bw’aba wendi)
Antekako otusanyalaze (nzena nenfa)
Ate tagaba kinukirize (anvulubanya ebitole by’omukwano ooh)
Nze simanyi na kintemba (bw’aba wendi)
Antekako otusanyalaze (nzena nenfa)
Ate tagaba kinukirize (anvulubanya ebitole by’omukwano ooh)
\n
(Verse 2)
\n
Akawoowo
Kale akawoowo ko kantabula
Oliko omubiri nteera
Naye akalosa ako kassuka
Luli lwe wanywegera dear mu kikaali
Wayita satu kale nga sinaaba
Nga buli lwe nzibiriza nkulaba omwenya
Baby oseka bulungi
Eh, kulika amakubo kw’olwo mulongo wange, owaye
Waleka kiwuduwudu
Kw’olwo wandeka wano nga sikyangu
Naye wendija w’olimanya
Nti okusirika siri mutini
Oli kwasa ebiri eyakuwa wabikuta
Gwe wafuna, sibwendi
\n
(Chorus)
\n
Nze simanyi na kintemba (bw’aba wendi)
Antekako otusanyalaze (nzena nenfa)
Ate tagaba kinukirize (anvulubanya ebitole by’omukwano ooh)
Nze simanyi na kintemba (bw’aba wendi)
Antekako otusanyalaze (nzena nenfa)
Ate tagaba kinukirize (anvulubanya ebitole by’omukwano ooh)
\n
(Verse 3)
\n
Luli lwe wanywegera dear mu kikaali
Wayita satu kale nga sinaaba
Nga buli lwe nzibiriza nkulaba omwenya
Baby oseka bulungi
Naye wendija w’olimanya
Nti okusirika siri mutini
Oli kwasa ebiri eyakuwa wabikuta
Gwe wafuna, sibwendi
\n
(Chorus)
\n
Ooh, nga simanyi na kintemba (bw’aba wendi)
Oyo antekako otusanyalaze (nzena nenfa)
Ate tagaba kinukirize, anvulubanya
(anvulubanya ebitole by’omukwano ooh)
Eh eh nze simanyi na kintemba (bw’aba wendi)
Antekako otusanyalaze (nzena nenfa)
Ate tagaba kinukirize
(anvulubanya ebitole by’omukwano ooh)
ooh oouu yeah