0:00
3:02
Now playing: Happy Birthday

Happy Birthday Lyrics by Aziz Azion


Make a wish
Make a wish, make a wish
Shortyme Music
Make a wish
Make a wish, make a wish

Babe, leero lunaku lwo
Leero lunaku lwo
Weekole ekyejo
It’s your special day
Is your special day
Amazaalibwa go tubadde tugesunga
Tukuwe ebirabo
Oli ki baby ki teddy bear omwana omuwere
Weekole by’oyagala (mazima)
Omwana tulina omu era yeggwe
Olunaku lwa masanyu
Birthday yo tuyimbe

Happy birthday
To you, to you
Leero mazaalibwa go (aaah)
Happy birthday
To you, to you
Leero mazaalibwa go (enjoy)

Gaali maziga gaali masanyu
Nga twaniriza ow’enjawulo azze
Kwali kwetala kwali kwebuga
Kw’olwo lwe baakussa mu nsi
You’re the best experience in our lives
Joy and happiness in this house
Kyova olaba emikwano gizze mu bungi
Musanyuke lumu leero
Leero leero
Birthday yo leero
Leero leero
Mazaalibwa go

Happy birthday
To you, to you (eh)
Leero mazaalibwa go (aaah)
Happy birthday
To you, to you
Leero mazaalibwa go (enjoy)

Yogaayoga
Amazaalibwa amalungi
Wulululululu…

It’s a party today
Today, today no tomorrow
We jubilating today
Today, today no more sorrow
Happy times (happy times)
It’s a cake day, cake day (happy times)
Leero leero (leero)
Birthday yo leero
Leero leero (leero)
Mazaalibwa go

Happy birthday
To you, to you (to you uh)
Leero mazaalibwa go (aaah)
Happy birthday (happy, happy)
To you, to you (happy birthday eh)
Leero mazaalibwa go (enjoy)

Herbert Skillz pon dis one

Aziz Azion Singles