0:00
3:02
Now playing: Oli Omu

Oli Omu Lyrics by Aziz Azion


Yeah ah yeah yeah
Hmmm
I'm in love with you baby boo
Gwe bulamu, uuh
Omutima gwange ngukkwaasizza
Buvunaanyizibwa bwo kugukuuma
Kuba nkutegedde nnyo, eeh eh
Tufuuse muntu omu, nze naawe
I'm gonna stand by you forever babe
Oli omu ate ani? (ooh)
Alikunkyayisa babe
Ndi wuwo mummy
Tuli ba kubeera ffembi
Oli omu ate ani? (ani?)
Alikunkyayisa babe (hmmm)
Ndi wuwo mummy (ooh)
Tuli ba kubeera ffembi
Katonda ky'agasse
Kizibu okukyawula babe
Tuli b'amaanyi
Tutuuse wetutaasuubira
Omukwano lugendo
Olwange, ndutandise naawe
I'm gonna stand by you forever babe, eeh
Oli omu ate ani?
Alikunkyayisa babe
Ndi wuwo mummy
Tuli ba kubeera ffembi
Oli omu ate ani?
Alikunkyayisa babe
Ndi wuwo mummy
Tuli ba kubeera ffembi
Love is like a butterfly
Flying in the air
Our love is here to stay, hmm hmm
Omukwano gwaffe naawe
Forever young
I'm gonna stick with you
Till the end of time
Oli omu ate ani?
Alikunkyayisa babe
Ndi wuwo mummy (ndi wuwo nze)
Tuli ba kubeera ffembi
Oli omu ate ani?
Alikunkyayisa babe
Ndi wuwo mummy
Tuli ba kubeera ffembi
Girl I'm into you, into you
Babe, aah
I'm into you

Aziz Azion Singles