0:00
3:02
Now playing: Beera Nange

Beera Nange Lyrics by Aziz Azion

Nsubiza munange tolidira kuva wendi nate
Baby gwe bwova wendi nsigala mu bulumi bwoka
Amaziga nga nkaaba, aye…
Ekyeejo ekyingi nze kyenina nkyikolera kugwe weka
Omukazi omulungi, aye…
Wafuuka muka gwenzisa,
wobula ssiba na mirembe

Chorus
Tova nga wendi my baby (ye gwe ansaanira)
Beera nange my lover (ansingira bendaba)
Tova nga wendi my baby (ye gwe ansaanira)
Beera nange my lover (ansingira bendaba)
Olib’omu bwoti nze gwenjala ku nsi (ku nsi)
Abalala mbalaba nze sibagala no, yay…
Ye gwe antegeera, gwe ategeera nze byenyumirwa
Gwe anjiyiza, baby, sweety, kyova olaba nkufirako nze
Byokola nkikoona mu eno (baby, yeah…)

(Chorus)
Tova nga wendi my baby (ye gwe ansaanira)
Beera nange my lover (ansingira bendaba)
Tova nga wendi my baby (ye gwe ansaanira)
Beera nange my lover (ansingira bendaba)
Oli beautiful mu butuufu omala,
Kyova olaba abasajja bakwagala
Walondayo nze nova ku balala
Nosalawo nze omusajja akumala
Girl nkwagala nyo nyo,
Byokola binsanyusa darlin’
Kambere nawe, beera nange,
Njakubanga nawe baby
Tova nga wendi my baby,
Beera nange my lover
Tova nga wendi my baby
Beera nange my lover

Aziz Azion Singles