0:00
3:02
Now playing: Batidemu

Batidemu Lyrics by Bebe Cool


Dieng dieng dieng dieng eeehhhhh.
Dem dem dem dem dem
Bazanya sonko

Ffe eno tuzanyisa bigambo
Right from the start tubipanga
Ne tukuba ziri zi big banger
Nebwoleeta faaza
Talina biri ebigambo ebyaffe bibalwaza
Gwe okyikozze obubbi wetuge ekyokikutaasa
Buuka offe ogwe Ku kizimbe ng′ekyamutaasa
Bwebiba bikade wetugire Ku munyanya

We run dis city lyk no body
Pan di club Mr dj turn up d tune
Sitipilikitipi pitisitiliki rakataaaa

Obalaba kwekaza naye nga Bambi batidemu
Omuziki tukuba nebagufuna (batidemu)
Bekweka mu bumooli lwakubanga batidemu
Bafani batuwaana nebagamba tubidemu
Obalaba kwekaza Naye nga Bambi batidemu
Omuziki tukuba nebagufuna (batidemu)
Bekweka mu bumooli lwakubanga batidemu
Bafan batuwaana nebagamba tubidemu

(Bagamba) twongere
Twagala guli guli guli (atwongere)
Atwongele Kali Kali Kali
Akayimba ko kewasooka kankolera
Nobuzina bwo nze bwozina nze bunkolera
Mr dj bambi kakube non stop
Mbagala wali Ku dancing floor
Nyola situka bend down pause
Yenze akuyimbira ovcoz
Naye ba badmind mubeere kind
Bweba movie ndi star staring
Koona kwoyo noli noyo darling
Yenze avuga ntude Ku steering...

Obalaba kwekaza Naye nga Bambi batidemu
Omuziki tukuba nebagufuna (batidemu)
Bekweka mu bumooli lwakubanga batidemu
Bafan batuwaana nebagamba tubidemu
Obalaba kwekaza Naye nga Bambi batidemu
Omuziki tukuba nebagufuna (batidemu)
Bekweka mu bumooli lwakubanga batidemu
Bafan batuwaana nebagamba tubidemu

Gagamel say we run dis city
Rhyme zaffe ziwoma bweziti
Namazina tugazina bwetuti
Nebwotuwalana tubeerayo tuuti
We run dis city lyk no body
Pan di club Mr dj turn up d tune
Sitipilikitipi pitisitiliki rakataaaa(batiide)
Mr dj bambi kakube non stop
Mbagala wali Ku dancing floor
Nyola situka bend down pause
Yenze akuyimbira ovcoz...

Obalaba kwekaza naye nga Bambi batidemu
Omuziki tukuba nebagufuna (batidemu)
Bekweka mu bumooli lwakubanga batidemu
Bafan batuwaana nebagamba tubidemu
Obalaba kwekaza Naye nga Bambi batidemu
Omuziki tukuba nebagufuna (batidemu)
Bekweka mu bumooli lwakubanga batidemu
Bafan batuwaana nebagamba tubidemu
Ahhhhhh Batide, Ahhhhhh Batide, Ahhhhhh Batide, Ahhhhhh tubidemu
Ahhhhhh Batide, Ahhhhhh Batide, Ahhhhhh Batide, Ahhhhhh tubidemu

Bebe Cool Singles