0:00
3:02
Now playing: Byowaba

Byowaba Lyrics by Bebe Cool


Ebyo by’owaba
By’ebikuleetera okulumwa n’owuba
Abanjagala bangi naawe ky’omanyi
Wummula mukwano bambi towaba
Ebyo by’owaba
By’ebikuleetera okulumwa n’owuba
Abanjagala bangi naawe ky’omanyi
Wummula mukwano bambi towaba
Yeah yeah

She say she goin’
Agendera ddala obusungu bungi
Ansudde mu kateebe ka kulaajana
Antaganjula omutima nange, yeah yeah
Mbunno tukite
Life y’abasajja ya kumulumya
N’ebikemo ebyo bingi bya kumwenenya
Ekintu ekikyamu ky’andowooleza, yeah yeah
Abasajja twalya ki?
Byemutulabamu ebikyamu bingi
Tulina omukwano tuli bantu
Mutulekera ebiwundu bingi
Ku mitima

Ebyo by’owaba
By’ebikuleetera okulumwa n’owuba
Abanjagala bangi naawe ky’omanyi
Wummula mukwano bambi towaba
Ebyo by’owaba
By’ebikuleetera okulumwa n’owuba
Abanjagala bangi naawe ky’omanyi
Wummula mukwano bambi towaba
Yeah yeah

Yeggwe eyandukaaluka omutima n’oguyimbula
Kati nno tonkyunyakyunya
Bino by’oyuzaayuza omutima n’ogutaagula
Mukwano ogenda bintamya
Kati nno tonsikambula
Mbadde mugumu mukwano nenjiwaayiwa
Ntuuse wenkigattira
Tokisengula mukwano ogenda kuntamya
Guno mukwano gwo
Otoolako butoozi neweepimira, ah
Guno mutima gwo
Ky’ogugamba baby kyegugamba, aah ah

Ebyo by’owaba
By’ebikuleetera okulumwa n’owuba
Abanjagala bangi naawe ky’omanyi
Wummula mukwano bambi towaba
Ebyo by’owaba
By’ebikuleetera okulumwa n’owuba
Abanjagala bangi naawe ky’omanyi
Wummula mukwano bambi towaba
Yeah yeah

She say she goin’
Agendera ddala obusungu bungi
Ansudde mu kateebe ka kulaajana
Antaganjula omutima nange, yeah yeah
Mbunno tukite
Life y’abasajja ya kumulumya
N’ebikemo ebyo bingi bya kumwenenya
Ekintu ekikyamu ky’andowooleza, yeah yeah
Abasajja twalya ki?
Byemutulabamu ebikyamu bingi
Tulina omukwano tuli bantu
Mutulekera ebiwundu bingi
Ku mitima

Ebyo by’owaba
By’ebikuleetera okulumwa n’owuba
Abanjagala bangi naawe ky’omanyi
Wummula mukwano bambi towaba
Ebyo by’owaba
By’ebikuleetera okulumwa n’owuba
Abanjagala bangi naawe ky’omanyi
Wummula mukwano bambi towaba
Yeah yeah

Bebe Cool Singles