0:00
3:02
Now playing: Njagala Gwe

Njagala Gwe Lyrics by Geosteady


Uhmmm
Uhmm uhmm uhmm uhmm
Kanya kwongeza gear
Byenkugamba sejjusa
Eno love kyenkola hiii
Nebisulo binsula eh
Nafuna gwe nagwa mukisima
Nze ngamba silikigeza kuta
Bw'olwayo n'obulamu bunuma
Ali kugwe alina kita eeh
Njagala nga bondinga
Njagala nga tumatchinga
Nga n'olusi tu meetinga
Ng'ekintu tukwasaganya
Njagala nga bondinga
Njagala nga tumatchinga
Nga n'olusi tu meetinga bebe
Ng'ekintu tukwasaganya
Njagala gw'eddagala ly'obuto
Kilimanyi amegga n'embogo
Akamuli akalungi kendiiko
K'enasimba osinga nebano
Njagala gw'eddagala ly'obuto
Kilimanyi amegga n'embogo
Akamuli akalungi kendiiko
Mubyenasimba owomelera nyo
Nebwetuyomba
Nebwetulwaana aah
Nebwetunyinga tumala netubibwaka aah
Eyo ewamwe bakunza
Akufanana nanonya nembulwa
Eno ndi kugwa nyabula
Kasita oba ng'onesiga aah
Nafuna gwe nagwa mukisima
Nze ngamba silikigeza kuta
Bw'olwayo n'obulamu bunuma
Ali kugwe alina kita baiby baibe
Njagala nga bondinga
Njagala nga tumatchinga
Nga n'olusi tu meetinga
Ng'ekintu tukwasaganya
Njagala nga bondinga
Njagala nga tumatchinga
Nga n'olusi tu meetinga bebe
Ng'ekintu tukwasaganya
Njagala gw'eddagala ly'obuto
Kilimanyi amegga n'embogo
Akamuli akalungi kendiiko
K'enasimba osinga nebano
Njagala gw'eddagala ly'obuto
Kilimanyi amegga n'embogo
Akamuli akalungi kendiiko
Mubyenasimba owomelera nyo
Kanya kwongeza gear
Byenkugamba senjusa
Eno love kyenkola hiii
Nebisulo binsula eeh
Eyo ewamwe bakunza
Akufanana nanonya nembulwa
Eno ndi kugwa nyabula
Kasita oba ng'onesiga aah
Nafuna gwe nagwa mukisima
Nze ngamba silikigeza kuta
Bw'olwayo n'obulamu bunuma
Ali kugwe alina kita baiby baibe
Njagala nga bondinga
Njagala nga tumatchinga
Nga n'olusi tu meetinga
Ng'ekintu tukwasaganya
Njagala nga bondinga
Njagala nga tumatchinga
Nga n'olusi tu meetinga bebe
Ng'ekintu tukwasaganya

Geosteady Singles