Essawa weliba etuuse
Nga owulila okoyee okundaba
O`nyamba nga mukwano no ngamba
Nenonya ekyo kola
Bwebulikya nga owulila okoyee
Eh eh
Nga no mutima tegukya ndi kho
Oh oh
O`nyamba nga mukwano no ngamba
Ah ah
Nenonya ekyo kola
Nze olusi nkowa ne ngamba ka kuveko
Ebyo kulinda nga omuntu gwe sikwasa
Ekigumya nesigala nga ninda
Lwakuba omutima gwange gulyeyo gyosula
Amasso go malungi bwo tunula
Gwe bwoyogela oba nga ayimba
Oh oh
Mukwano olimulungi nyo
Mu bulungi mukama teyakusela
Ndi munnafu nze amanyi ngazigwamu
Sikyinza na kunonya mulala
Namanso nga ndaga gwe
Nti gwe asinga
Sisubila nti gali ngalimba
Nze olunsi nkowa
Nengamba kabiveko
Ebyo kulinda omuntu gwe sikwasa
Ekigumya nesigala nga ninda
Kuba omutima gwange gulyeyo gyosula
Essawa weliba etuuse
Nga owulila okoyee okundaba
O`nyamba nga mukwano nongamba
Nenonya ekyo kola
Bwebulikya nga owulilia okoyee
Eh eh
Nga no mutima tegukya ndi kho
Oh oh
O`nyamba nga mukwano nongamba
Ah ah
Nenonya ekyo kola
Nze olusi nkowa ne ngamba ka kuveko
Ebyo kulinda nga omuntu gwe sikwasa
Ekigumya nesigala nga ninda
Lwakuba omutima gwange gulyeyo gyosula