Radio & Weasel
Nakwamini nakudata
Omutima guli eyo gwe gy’osula (true dat)
Kama mchana kama vua
Oooh oh, oooh (come again)
Nakwamini nakudata
Omutima guli eyo gwe gy’osula
Kama mchana kama vua
Oooh oh, oooh
Weasel
Lemme say, binsobedde nange
Era bintabudde nange
Ngya kunoonya langi
Nkusiigeko akapande
Njagala kubeera naawe
Njagala kusula naawe
Laba ntetenkanya nkikiitanya obulamu nange
Beera wa kisa osanyuse ku bulamu bwange
Njagala nkutwale ewange ofuuke mukyala wange
Bambi mpuliriza osangule amaziga gange
Towuliriza bigambo gwe mukyala wange
Radio & Weasel
Nakwamini nakudata
Omutima guli eyo gwe gy’osula
Kama mchana kama vua
Oooh oh, oooh (come again)
Nakwamini nakudata
Omutima guli eyo gwe gy’osula
Kama mchana kama vua
Oooh oh, oooh (come again)
Nakwamini nakudata
Omutima guli eyo gwe gy’osula
Kama mchana kama vua
Oooh oh, oooh
Radio
Aboogedde boogedde bingi
Baagala tukyawagane eeh eh
Balaba bubi bwe tuba ababiri
Basaba, twawukane eeh yeah
Sso ng’ate, nze nkwekutte
N’omutima mulwadde gw’ate oneesudde
Girl I know yes I know you know ah
Girl I miss you every day eeh eh
Radio & Weasel
Nakwamini nakudata (girl I miss you everyday)
Omutima guli eyo gwe gy’osula (eh yeah)
Kama mchana kama vua (oh oh oh oh oh)
Oooh oh, oooh (come again)
Radio na Ssuuna, Weasel Manisal
Nakwamini nakudata
Radio na Ssuuna, Weasel Manisal
Omutima guli eyo gwe gy’osula
Ronald na Ssuuna na Weasel Manisal
Kama mchana kama vua
Radio na Ssuuna, oh Lord ah
Oooh oh, oooh (come again)
Uh la la la la la la
Radio & Weasel
Nakwamini nakudata
Uh la la la la la la
Omutima guli eyo gwe gy’osula
Na na na na nakudata ah
Kama mchana kama vua
Oooh oh, oooh (come again)
Eh yeah aah
Nakwamini nakudata
Hmmm, every day
Omutima guli eyo gwe gy’osula
Guli eyo gy’osula
Na na na na nakudata ah
Kama mchana kama vua
Guli eyo gy’osula aaah
Oooh oh, oooh