It’s a Goodlyfe
In a Goodlyfe
A further good life, uh no
Weasel Manisal Big Masavu
Radio Mowzey Small Munene
Weasel Manisal Big Masavu
Radio Mowzey Small Munene
Weasel Manisal, soldier
Radio
Nyambula lwaki tewasiimanga bye nkola?
Nyambula so nga neefiirizanga ne nkuwa, yeah
Nyambula bwe wakaabanga nga nze gw’okaabira
Nga lw’okubye enduulu, ne nziruukirira uh
Nali ku ggwe, ng’ebirowoozo bi ndi ku ggwe
Na buli kalungi nali era nkaagaliza ggwe
Naye siri sikulimba
Nyambula nakukyawa
Ne bwe weetonda
Sikyayinza kukyusa no, oh
Weasel
Tewamanya mutuufu eyali akwagala
Nga tonaggwa ku mpangala
Nakwagala nnyo nnyo ne nsussa honey
Nga ggwe maziga ge nkaaba
Baakulimba nnyo ne bakukyamya dear
Ggwe n’olowooza omalako
Baakusudiya nnyo ggwe n’ovimba honey
Nga nze nkimanyi nakukyawa
Sikyayinza kukyusa
Ng’omanyi wambuuka
Kumbe nze nakubwaka, ha!
Nakukyawa
Sikyayinza kukyusa
Ng’omanyi wambuuka
Kumbe nze nakubwaka
My girl!
Both
I told you my love for you will never die
Together, forever you and I
Hmmm, naye n’ondeka awo
Ng’ogenda webigula n’abazungu
Abalina ssente
Mpulira balinawo n’obubundu, yiii!!!
You used to be my girl
One and only so right my way
Nyambula am sorry can’t love you for now
Let by goes be by goes my girl
Alright, eh yeah
You used to be my girl
One and only so right my way
Nyambula am sorry can’t love you for now
Let by goes be by goes my girl
Alright, eh yeah
Both
Eeh eh
Oh yeaah
Aah ah
Lwaki onesibako?
Nyambula haa
Nyambula haa ha
Nyambula aaah
Lwaki onesibako?
Nyambula haa
Nyambula haa ha
Nyambula aaah
Lwaki onesibako?
Nyambula