0:00
3:02
Now playing: Anviriddeyo

Anviriddeyo Lyrics by Grace Nakimera


Tukutendereza Yesu
Oli mwana gw’endiga
N’abagamba baggyewo ejjinja
Lazaalo n’ayimuka
N’abagamba nti atalina kibi
Asooke amukube ejjinja aah
Bafirisuuti beesiga Goliath
Ne bekyanga, ne beejubisa
Ka Dawudi ne kakyanga envuumuulo
Ne kamukuba n’enkoona n’enywa

\n

Arise and shine
For the glory of the Lord is upon you
Njaka (njaka)
Njaka ng’enjuba (njaka)
Katonda wange anviiriddeyo
Njaka (njaka)
Njaka ng’enjuba (njaka)
Katonda wange anviiriddeyo
Eh maama ma
Eh maama ma
Eh maama ma
Eh maama ma

\n

Nze baŋamba ananyamba anaava wa?
Ne nnyimusa amaaso ewala mu bire
Naye Mukama, ddala toyiwa
Abakwesiga kye basaba obawa
Luli sitaani yanjooga afuuwa n’oluwa
Naye Mukama toyiwa abakwesiga

\n

Abaali baseka nti ŋenze
Anviiriddeyo
Abaali balowooza mpedde
Anviiriddeyo
Mbu ndi mutteke
Ndi mu yala
Ndi mu grass
Yesu wange talindekerera
No no no
Mbu agenze
Anviiriddeyo
Oyo awedde
Anviiriddeyo
Mbu ali mu yala
Mbu ali mu tteke
Mbu ali mu grass
Yesu wange tayinza
Eh, no!

\n

Tukutendereza Yesu
Anviiriddeyo
Oli mwana gw’endiga
Anviiriddeyo
Musa
Musa
Musa
Musaayi twebaza
Anviiriddeyo
Yesu wange talindekerera
Tumutendereza Yesu
Anviiriddeyo
Oli mwana gw’endiga
Anviiriddeyo
Musa
Musa
Musa
Musaayi twebaza
Anviiriddeyo
Musa
Musa
Musa
Musaayi twebaza
Anviiriddeyo

\n

Tukutendereza Yesu