(Verse 1)
\n
Yelele yelele lelele
Nali mukyamu nyo wansasira,
Webale there is no one like you .
Onfunde kyamagelo gyempita eno
webale there is no one like you .
Nzena melemenya lwakisa kyo
webale there is no one like you .
Musayi gwo wasasula omutango
webale there is no one like you .
Kanyimbe kantende elinya Lyo
Buligyo lwakisa kyo Yesu
\n
(Chorus)
\n
Yesu Osanyusiza omwoyo gwange
Osanyusiza ememe yange
Yesu Osanyusiza omwoyo gwange
Osanyusiza ememe yange
Kankuyimuse kankuwe etendo oli mulungi nyo
\n
(Verse 2)
\n
Okufa kwewayitamu kwanunula
Webale oli mulungi nyo
Ebyali bimegga bindaba ne biduka
Webale oli mulungi nyo
Mukwano gwo gubisse ebibi byange
Webale oli mulungi nyo
Bangi basigalla yo eyo gyewanonda
Webale oli mulungi nyo
Kanyimbe kantende elinya lyo
Buligyo lwakisa kyo YESU
\n
(Chorus)
\n
Yesu Osanyusiza omwoyo gwange
Osanyusiza ememe yange
Yesu Osanyusiza omwoyo gwange
Osanyusiza ememe yange
Kankuyimuse kankuwe etendo oli mulungi nyo ..
oh oh oh
Aiyea yea yea yea
Omulungi mukwano gwange
Asanyusiza ememe yange *2
\n
(Chorus)
Yesu Osanyusiza omwoyo gwange
Osanyusiza ememe yange
Yesu Osanyusiza omwoyo gwange
Osanyusiza ememe yange
Kankuyimuse kankuwe etendo oli mulungi nyo