0:00
3:02
Now playing: Twalibaddewa

Twalibaddewa Lyrics by Grace Nakimera


(Intro)

\n

Your Grace is enough 
Ekisa kyo kimalla
Your Grace is enough 
Ekisa kyo kimalla

\n

(Chorus )

\n

Twallibadewa singa Kristo teyajja 
Twallibadewa wa wa
Twallibadewa singa Kristo teyajja 
Twallibadewa wa wa
Ogulumizibwe nga 
Otendelezebwe nga 
Osinzibwe nga 
Mukama Katonda 

\n

(Verse 1)

\n

Musayi noyiwa netunabba 
Omwoyo notuwa atulungamye 
Amanyi notuwa netuwangula 
Byonna mukigambo kigambo kigambo 
Easanyu notuwa elyo muyyika 
Mirembe notuwa mubujuvu 
Bulamu notuwa mubujuvu 
Byona mu kigambo kigambo kigambo 
Nze kyenva kyenva ne buuza 
Kyenva kyenva ne buuza 

\n

(Chorus)

\n

Twallibadewa singa Kristo teyajja 
Twallibadewa wa wa
Twallibadewa singa Kristo teyajja 
Twallibadewa wa wa
Ogulumizibwe nga 
Otendelezebwe nga 
Osinzibwe nga 
Mukama Katonda 
Ogulumizibwe nga 
Otendelezebwe nga 
Osinzibwe nga 
Mukama Katonda 

\n

(Verse 2)

\n

Hmmmmm
Endwadde nowonya
bulumi nowonya 
Bikolligo nokutulla
Mukisa notuwa 
Kitibwa notuwa mubujuvu 
Byona mu kigambo kigambo ki

\n

(Chorus)

\n

Twallibadewa singa Kristo teyajja 
Twallibadewa wa wa
Twallibadewa singa Kristo teyajja 
Twallibadewa wa wa
Ogulumizibwe nga 
Otendelezebwe nga 
Osinzibwe nga 
Mukama Katonda 
Ogulumizibwe nga 
Otendelezebwe nga 
Osinzibwe nga 
Mukama Katonda



About the song "Twalibaddewa"

"Twalibaddewa" is a gospel song by Grace Nakimera. It was written by Henry Woods and produced by Ricko Panda.