0:00
3:02
Now playing: Singa

Singa Lyrics by John Blaq


The one and only
Brian Beats
And John again
Aya baasi

Waliwo feeling gye nfuna
Amazima ng’endwaza (hmmm)
Waliwo sometimes by’okola
Amazima nkubanja
Oba nkyaleko eyo gy’osula
Bw’ogaana nga ŋŋaana
Oba mpiteko eyo gy’okola
Singa toŋŋamba hapana
Weekend, bw’etuuka nkubira ombuuzeeko
Tumixinge, ticket
Ngireeta nkutwala mu cinema anti
Eh, sweet, sweet cake
Sweet lips, sweet eyes, sweet s** (hahaha)
Jangu ombuuzeeko
Ku ssaawa musanvu ŋŋenda

Singa osobola
Twandibadde nga tutuula netukyogerako
Singa osobola
Twandibadde nga tutuula netukigaayaamu
Singa osobola
Twandibadde nga tutuula netubyogerako
Singa osobola
Wandibadde onkubira bino netubyogeramu

Yeah babe, love yo enkuba byenge (sure)
Wamma baby, nkulinze ffe tubonge
Topapa baby, tubulinde buwungeere (aah)
Toseka baby, kuba akagaali ke kandeese (hmmm)
Leka omubiri gwange gube your piano (babe)
Nga wooyagalira onsuna onsuna
Leka omubiri gwange gube your piano
Nga wooyagalira onkuba onkuba
Leka ekifuba kyange kibeere your pillow (ooh)
Nga wooyagalira
Nga wooyagalira
Leka ekifuba kyange kibeere your pillow
Nga wooyagalira
Nga wonjagalira

Twandibadde nga tutuula netukyogerako
Singa osobola
Twandibadde nga tutuula netukigaayaamu
Singa osobola
Twandibadde nga tutuula netubyogerako
Singa osobola
Wandibadde onkubira bino netubyogeramu

Darling (cool down, cool down)
Uuh (Jazmine cool down, cool down)
Twesaana (girl down)
Girl some love, some love
Some some love (singa osobola)
Gimme some love
Some love, some some love (aah)

Leka omubiri gwange gube your piano
Nga wooyagalira onsuna onsuna
Leka omubiri gwange gube your piano
Nga wooyagalira onkuba onkuba
Leka ekifuba kyange kibeere your pillow
Nga wooyagalira
Nga wooyagalira
Leka ekifuba kyange kibeere your pillow
Nga wooyagalira
Nga wonjagalira (darling..)

Twandibadde nga tutuula netukyogerako
Singa osobola
Twandibadde nga tutuula netukigaayaamu
Singa osobola
Twandibadde nga tutuula netubyogerako
Singa osobola
Wandibadde onkubira bino netubyogeramu

John Blaq Singles