0:00
3:02
Now playing: Tokutula

Tokutula Lyrics by John Blaq ft. David L UTALO


David Lutalo, John blaq African boy
Mr Ayabas (Ayabas)

Ekibi tokutula
Baako kyokola nze omutima gunnama
Omukwano gwo tegukula
Bisalewo leero njagala kukuwasa manya 

Ekibi tokutula
Baako kyokola nze omutima gunnama
Omukwano gwo tegukula
Bisalewo leero njagala kukuwasa manya 

Ku Monday wangambye mbeleyo nga niinze
Nkulinze nkooye gwe tolaba mpuunze
Nzuunze kilabika omutima mutunde
Yee baibe olimbyee

Oba oyagala mpite mabega wa’nju
Fulukutukutu nga ndi munda munju
Tell me when you feel wanna like yo gonna do
But I feel you one two baibe mbakuba one two

Kila mi kuona ukweli mi na gonda sijui nina loga
Napenda situfunge ndowa mapenzi yawe poa unakata kukuona
Mapenzi yako nipa oma (Gwe nno baibe baibe)
Nebyenkugamba ndaba nga abiboola (Ggwe nno wemoole)

Tonvuuma nsanvu
Nze okukwagala gwe okuntuuka mu bwongo
Oyagala nkube bulango gwe okunjagala
Okubeela mubulamu bwo

Ekibi tokutula
Baako kyokola nze omutima gunnama
Omukwano gwo tegukula
Bisalewo leero njagala kukuwasa manya 

Ekibi tokutula
Baako kyokola nze omutima gunnama
Omukwano gwo tegukula
Bisalewo leero njagala kukuwasa manya 

Ooohh naawe fuumba ekitobeloo
Kisse eyo gyoli eno ndi mumpewo
Love yo nsibye ejjudde eli mu kisawo
Ninga gwewateka omuguwa mubulago

Enchunya, aah gal you are one
Gwe ondi mu mwooyo munda oli one
Nemumikwano nali nesoma nti tuli wamu
Kakati bambuuza gwenali mbawanila aliwa
Oohh, mpulila munda ongyokya buliro
But I cant let you gooo
Byonna byewekozakoza manya
You just make me fall in love (Fall in love)

Ate oba nebwongoba (I fall in love)
Nzena nonvumavuma (I fall in love)
Everything you do baby
You make me fall in love ohh

Ekibi tokutula
Baako kyokola nze omutima gunnama
Omukwano gwo tegukula
Bisalewo leero njagala kukuwasa manya 

Ekibi tokutula
Baako kyokola nze omutima gunnama
Omukwano gwo tegukula
Bisalewo leero njagala kukuwasa manya 

Baby, bambi bwenkuyita tobigaana (Hmm-hmm)
Togayala toyagalaa eehh
Omukwano gumpe mu kamaala hmmh hmm
Mpa ka kiss nkuwe ka hug ehehe
Igwe tonkola empisa nze togesanga
Ebiintu byenina bibyo bino bibyo ela
Abakunyumiliza mu kkubo bagaane
Abakusaba nakanamba ela bagaane 

Ate oba nebwongoba (I fall in love)
Nzena nonvumavuma (I fall in love)
Everything you do baby
You make me fall in love ohh

Ekibi tokutula
Baako kyokola nze omutima gunnama
Omukwano gwo tegukula
Bisalewo leero njagala kukuwasa manya 

Ekibi tokutula
Baako kyokola nze omutima gunnama
Omukwano gwo tegukula
Bisalewo leero njagala kukuwasa manya 

John Blaq Singles