0:00
3:02
Now playing: Tewelumya Mutwe

Tewelumya Mutwe Lyrics by John Blaq


Aya baasi
A John Blaq bwoy bwoy bwoy
African bwoy
Keysam problem
(Let them fear)
Ooh ooh, obukolo tebukola
Ooh ooh, emisiwa negibula
Ooh ooh, omutima neguluma
Tell me you girl, where are you?
Tewelumyalumya mutwe
Tewelumyalumya mutwe (yeah eh)
Or you can call me any time
Nsobola okujja ne mu jam (yeah yeah ih)
Tewelumyalumya mutwe
Tewelumyalumya mutwe (yeah eh)
Or you can call me any time
Nsobola okujja ne mu jam (yeah yeah ih)
Jangu tugabanye kubino ebitono nze baby byenina
Nasiima nakimu nasiima maama kabina
Gw'alina, gw'alina oba nkuwanike kalina
Kiki kyoyagala nkuwe, tell me girl?
Tontya!
But why bwebatulaba bayomba
But why bwebatulaba balwana
But why bwebatulaba basonga obugalo
Batunula batunula bagenda
Ooh ooh, obukolo tebukola
Ooh ooh, emisiwa negibula
Ooh ooh, omutima neguluma
Tell me you girl, where are you?
Tewelumyalumya mutwe
Tewelumyalumya mutwe (yeah eh)
Or you can call me any time
Nsobola okujja ne mu jam (yeah yeah ih)
Tewelumyalumya mutwe
Tewelumyalumya mutwe (yeah eh)
Or you can call me any time
Nsobola okujja ne mu jam (yeah yeah ih)
Me love you 'cause baby tondowoleza
Tondowoleza bye bandowoleza
Abandowoleza abo bonna balemwa
Amazima go baby bonna beefera, balemwa!
Leka nkutwale ku island
Mpandike erinya lyo mu white sand
Njagala kumanya ku lwaki nze?
Lwaki nze gwo choosinze?
Nange eno gyensula, ccuupa kwensula
Nywamu, ndowooza eyo byokola
Biki byokola, baby why stop uh ah, oba biki!
Ooh ooh, obukolo tebukola
Ooh ooh, emisiwa negibula
Ooh ooh, omutima neguluma
Tell me you girl, where are you?
Tewelumyalumya mutwe
Tewelumyalumya mutwe (yeah eh)
Or you can call me any time
Nsobola okujja ne mu jam (yeah yeah ih)
Tewelumyalumya mutwe
Tewelumyalumya mutwe (yeah eh)
Or you can call me any time
Nsobola okujja ne mu jam (yeah yeah ih)
But why bwebatulaba bayomba
But why bwebatulaba balwana
But why bwebatulaba basonga obugalo
Batunula batunula bagenda
Ooh ooh, obukolo tebukola
Ooh ooh, emisiwa negibula
Ooh ooh, omutima neguluma
Tell me you girl, where are you?
Tewelumyalumya mutwe
Tewelumyalumya mutwe (yeah eh)
Or you can call me any time
Nsobola okujja ne mu jam (yeah yeah ih)
Tewelumyalumya mutwe
Tewelumyalumya mutwe (yeah eh)
Or you can call me any time
Nsobola okujja ne mu jam (yeah yeah ih)
(Kaysam Production)
(Level)

John Blaq Singles