0:00
3:02
Now playing: Kawoowo

Kawoowo Lyrics by Lydia Jazmine


(Intro)

One and Only (Oli kawoowo ombobonga)
Uu wu ayererere maama (Oli kawoowo ombobonga)
Uu wi ayererere maama (Kumutwe maama)

(Verse 1)

Gwe mu love oli dagala lya muchuuza (Kumutwe)
Obwongo n'omibiri eno obifunsa (Maama)
Gwe va ku bari yenze nakukunda (Uu uu ah!)
Yo love lwazi taaka lya mu bumba (Maama)
Am in a bad situation
Guno omubiri gwagala kukwesiga
Gwe kola bibyo no question
Mu love ŋŋenda na ku kwongenzamu

(Chorus)

Yenze ali bugumya amasuuka
Yenze ali bugumya amasuuka (Oli kawoowo ombobonga kumutwe maama)
Yenze ali kwoleza ebikunta
Ndiba mulungi ali sooka (Oli kawoowo ombobonga kumutwe maama)
Yenze ali bugumya amasuuka
Yenze ali bugumya amasuuka, baby (Oli kawoowo ombobonga kumutwe maama)
Yenze ali kwoleza ebikunta
Ndiba mulungi ali sooka (Oli kawoowo ombobonga kumutwe maama)

(Verse 2)

Nze nakuyisa mwenge
Leka abalala bagende
Nakunya kutamira wende
Nze natomeza bisenge
Mbasasira n'abakukwana
Nze ebyange biba byamatala
Nze kululwo sitya kuswala 
Ne bwekiba kya kulwana, njakulwana
Nze amaaso gandaze omutiima gwo sikusubiza ondaba, no no yeah!
Gwe muntu omu no gwe sikyusize color (gwe weeka)
My baby wa la la (Omukwano gwo girita munda gunzisa)
Baby, nzija mu kyangala
Enzikiza eno wa la la (Wa la la, Love you enkyunya)
Mmm hmm! nzija mu kyangala
My baby wa la la (Wa la la, Love you enkyunya)
My baby wa la la
My baby wa la la (Wa la la, Love you enkyunya)

(Chorus)

Yenze ali bugumya amasuuka, eeh!
Yenze ali bugumya amasuuka, mmh! (Oli kawoowo ombobonga kumutwe maama)
Yenze ali kwoleza ebikunta
Ndiba mulungi ali sooka (Oli kawoowo ombobonga kumutwe maama)
Yenze ali bugumya amasuuka
Yenze ali bugumya amasuuka, nze nzeeka (Oli kawoowo ombobonga kumutwe maama)
Yenze ali kwoleza ebikunta
Ndiba mulungi ali sooka (Oli kawoowo ombobonga kumutwe maama)
(Oli kawoowo ombobonga)



About the song "Kawoowo"

"Kawoowo" is a dancehall song by Lydia Jazmine. It was produced by GZ Beats and mastered by AnelTunes, and released on August 24, 2023 through LJ Music.


Song Tags