Oh, oh, ooh, oh, Lydia Jazmine
Onina my baby (Andre on the beat)
Bw'oba okitegeeza
Nange eno nkitegeera ah-ah
Olinga amakerenda
Ag'omutwe nga gubobba ah-ah
Kakkanya obusungu baby
Wefuze embeera zange
Ofaanana birungi byereere, biri eby'ebbeyi
Sikyadaaga, wamponya bingi ddala
Sikyakaaba, no ah oh
Sikyakaaba olimu ebintu byange
Hmm, gwe muntu wange
(Oh, oh, ooh, oh)
Olimu ebintu byange
(Oh, oh, ooh, oh)
Baby gwe muntu wange
(Oh, oh, ooh, oh)
Omenyamenya nyo
Oncunyacunya nyo
Omutima ogukunyakunya nyo
Gukwagadde nyo kati guli wuwo
Ontwala speed omukwanogwo baby guli sweet oh
You're one in a million
One in a billion
You're one in a million (one in a million)
Oh baby one in a trillion
Sikyadaaga, wamponya bingi ddala
Sikyakaaba, no ah oh
Sikyakaaba olimu ebintu byange
Hmm, gwe muntu wange (oli muntu wange)
(Oh, oh, ooh, oh)
Olimu ebintu byange
(Oh, oh, ooh, oh)
Baby gwe muntu wange
(Oh, oh, ooh, oh)
(Oh, oh, ooh, oh) (oh-oh oh ooh ah oh-oh yeah)
(Oh, oh, ooh, oh)
Muntu wange yeah
(Oh, oh, ooh, oh)
Gwe muntu wange!
(Oh, oh, ooh, oh)
Gwe muntu wange, baby baby
Bw'oba okitegeeza
Nange eno nkitegeera ah-ah
Olinga amakerenda
Ag'omutwe nga gubobba ah-ah
Kakkanya obusungu baby
Wefuze embeera zange
Ofaanana birungi byereere, biri eby'ebbeyi
Sikyadaaga, wamponya bingi ddala
Sikyakaaba, no ah oh
Sikyakaaba olimu ebintu byange
Hmm, gwe muntu wange
(Oh, oh, ooh, oh)
Olimu ebintu byange
(Oh, oh, ooh, oh)
Baby gwe muntu wange
(Oh, oh, ooh, oh)
Show more