0:00
3:02
Now playing: Ntibula

Ntibula Lyrics by Martha Mukisa

Oh ooh oh
Black magic baby
Martha Mukisa (Nessim pan production)
Sisaaga

Mpulira njagala kukwesiga, I give it up
Mpulira njagala kukyatula, baby!
Mutima gwongera kukindaga, even when I try
Mutima gwongera kukwagala, yeah
Nga sinaba kusubiza nti oba
Njagala manye nawe bwowulila
Cause I want your loving

Nze ntibula, ntiba wemba mu love ntibula
Nze ntibula, amaaso gakyuka ne mu ntunula yeah
Nze ntibula, ntiba wemba mu love ntibula yeah
Nze ntibula, ntibula nkyusa nemunjogera yeah

Sikyasobola kukwewala, I give it up
Gwe tolinsiba mukukankana, baby
Simanyi Ki kunjagaza, newonsumbuwa omutima nokamala
I think about you all the time, anhaaa!
Do you mean what you say to me
Cause I mean what I say to you, yeah
I want your loving

Nze ntibula, ntiba wemba mu love ntibula
Nze ntibula, amaaso gakyuka ne mu ntunula yeah
Nze ntibula, ntiba wemba mu love ntibula yeah
Nze ntibula, ntibula nkyusa nemunjogera yeah

Mpulira njagala kukwesiga, I give it up
Mpulira njagala kukyatula, baby!
Mutima gwongera kukindaga, even when I try
Mutima gwongera kukwagala, yeah
Nga sinaba kusubiza nti oba
Njagala manye nawe bwowulila
Cause I want your loving

Nze ntibula, ntiba wemba mu love ntibula
Nze ntibula, amaaso gakyuka ne mu ntunula yeah
Nze ntibula, ntiba wemba mu love ntibula yeah
Nze ntibula, ntibula nkyusa nemunjogera yeah

Martha Mukisa Singles