0:00
3:02
Now playing: Ex Wo

Ex Wo Lyrics by Martha Mukisa


Hey
Ex wo ex wo
Vibe ze vibe ze, eh

Ex wo oba akilaba atya?
Bwakulabako awulira atya?
Eh (Asteyn)

Ex wo oba akikola atya?
Oba ye akikola atya?
Nkwagala! Nkwagala nyo n′ebitankwatako, oh
It's all about you to say yes am ready to go
Katonda yatonda, yatonda gwe namala
Toyina we wakyama, wakyama kyama
Sinywa mwenge naye onkuba
One meter distance nayo enzita
Mwana gwe ogenda kunzita

Ex wo oba akikola atya?
Oba ye akikola atya?
Gwe tebakukyawa, ku bulungi bwo tebakukyawa
Ex wo ye akilaba atya?
Bwakulabako awulira atya?
Gwe tebakukyawa, ku bulungi bwo tebakukyawa

Nkwagala njagala okimanye gw′omu kubyembala kunsi
Wotali tewali ankwasaganya
Nakowa abatetenkanya
Nakino kankigambe
Ah wah fi be wherever you'll be
Nkunabe nkwesabe
Nakowa okuba lonely
Ng'ogenze, kirinuma ne ngakaba
Ng′ogenze, olib′onkonsa mumavunya

Ex wo oba akikola atya?
Oba ye akikola atya?
Gwe tebakukyawa, ku bulungi bwo tebakukyawa
Ex wo ye akilaba atya?
Bwakulabako awulira atya?
Gwe tebakukyawa, kubulungi bwo tebakukyawa (oh oh)

Sinywa mwenge naye onkuba
One meter distance nayo enzita
Nkwagala! Nkwagala nyo n'ebitankwatako, oh
Nakino kankigambe
Ah wah fi be wherever you′ll be
Nkunabe nkwesabe
Nakowa okuba lonely

Gwe owulila otya? (na ni na ni na)
Kirinuma ne ngakaba
Styne owulira otya?
Oliba onkonsa mumavunya
Martha mukisa owulira otya?
Kirinuma, kirinuma
Black Magic Baby
Kirinuma ne ngakaba, nze
Martha mukisa ah ah I
Baby styne-yne
Yeah-eh eh

Martha Mukisa Singles