0:00
3:02
Now playing: Osaba Nga

Osaba Nga Lyrics by Mesach Semakula


Osaba nga Mukama Nakumila ebintu byo
Osaba nga Mukama Nakumila entuyo yo
Osaba nga Mukama Nakumila abana bozadde
Musaba security
Musabe nyo obukumi
Kubaa, biruma nyo
Nga eyalina tokyalina, Ooh!
Baseeka nyo, Nga eyali tokyali
Kale Mukama bwoba omusaba
Musabe nyo obukumi
Tufukamira nyo mumaso ge nga tusaba ebintu binji
Mumadini agenjawulo
Nemumasinzizo agenjawulo, Nenimi
Netusaba Obugaaga
Netusaba Enzaalo
Netusaba Amawanga
Netusaba Obuwanguzi, Abange
Ffena tusaba Obalamu Obutukilidde
Abamu babanguyiza, bamu balwawo olusi
Abamu bambi nebagwamu esubbi, Oh!!
Forgetting one thing
Cheque yakatonda elwawo naye tebuka Manya
Wabula nga tusaba waliwo kyetwelabila olusi
Nti abantu benge nefitina munsi banji, nyo nyo nyo
sitani nemitego jje nobwakabaka bwe webali betala
Awo wengambira nti saba security
Kale saba, saba, Saba
Osaba nga Mukama Nakumila ebintu byo,
(paddy man musabe ssebo)
Osaba nga Mukama Nakumila entuyo yo Oooh Oh!
Osaba nga Mukama Nakumila abana bozadde
Musaba security
Musabe nyo obukumi
Kubaa, biruma nyo
Nga eyalina tokyalina, Ooh!
(Abantu bogera muganda wange)
Baseeka nyo, Nga eyali tokyali
Kale Mukama bwoba omusaba
Saba Nyo
Musabe nyo obukumi
Okuva bwenatedde ekyo nasazewo kusaba
Nkwebaza Mukama okumpa kubimu byenakusaba
Naye era nkusaba tokowa
Ngatilako Obukumi
Nsaba Onkumire abana bange, Mukama
Nsaba Onkumire abantu bange
Nsaba Onkumire elinya lyange, Mukama
Naba Onkumire Uganada yaatu
Nsula enyindo sinzigaale
Omuka gewnzisa sisengejja
Kumakubo jempitira simanyi bibayo
Taata gwe amanyi
Yegwe Manager wobulamu bwange
Kingiriza abalabe bange
Obukumi kubawagizi bange
Nkusaba Masha Allah
Obukumi kumirimo jange
Nsabaaa
Wulira Okusaba Kwange
Ayi Mukama
Tutambulira mubulabbe bungi
Nebituyiga bingi nyo
Abamu bafuna mukutugumbula
Abamu bafuna mukunyagulura
Abamu bafuna Mukutulugunya
Oyiya bulamu ye ayiya kukuba
Jetuyita eyo waliyo emisota
Waliyo nempologoma
Laba Money Lender akuwola naye
Afunamu nyo nga olemeledwa (Afuyirila kagalo)
Fukamira Saba
Saba nyo obukumi ebyo byebyange
Kale Saba Saba Saba
Biruma nyo
Nga eyalina tokyalina, Eeh!
Baseeka nyo, Nga eyali tokyali
Kale Mukama bwoba omusaba
Saba Nyo
Musabe nyo obukumi

Mesach Semakula Singles