Gwe namunene
T.N.S
Komawo ewaka
Well it’s the Ugandan Property
I believe in love
That’s why I sing this song
Pinky babe
Pinky
From di boy Dimario put de riddim up
Kino ekigoma kikkusa ne ba greedy man
Kikuwa ka massage buli ewakuluma
Kukiwa replay Selector kimutuma
Tonnyogoga mutima
Kikugamba buguma
Wanika emikono oba ng’amagulu ge malema
Omanyi ffe ebinyuma tusomba
Alina amazina ge takumba
Nze eby’okubeera nagalaale ye last option
Kye tuva tunyuma mu kikumba
Abamu tubaleka bayomba
Bagamba tuvimba amaja tugakukumba eh!
Both
Tukimala, tukimala
Gwe n’omala otugwako nga tucakala
Tukimala, tukimala
Balambuzi n’abaana b’eka basasamala
Tukimala, tukimala
Gwe n’omala otugwako nga tucakala
Tukimala lumu nga tucakala
Balambuzi n’abaana b’eka basasamala
Roz
Guno omukolo ngwambalidde (ate)
Nga mmaze bye nkola ate nfa ki?
Guno omukolo gwambalidde (ate)
Kino ekiro tekinsale nga mugaati
Tukuba international kubanga ba local mugu
Basaanuuka ne bacaacaala
Bw’olemwa international gwe n’okuba local
Mu end bakulabisa nga butaala
Nanti University y’etikkira
Bali abawala abasomye okunyirira
Ate n’abalenzi babamatira
Wamma gwe n’olaba endabirira
Tetukomekako bwe tuba lit
Tuba ng’abalwanyi abatamanyi defeat
Abaguzi b’ebyokunywa tebasaba receipt
Ebiyita mu kiro tebitera kuba legit
Ffe no matter the matter
Eby’okubeera nagalaare ye last option
Kye tuva tunyuma mu kikumba
Abamu tubaleka bayomba
Bagamba tuvimba amaja tugakukumba eh!
Both
Tukimala, tukimala
Gwe n’omala otugwako nga tucakala
Tukimala, tukimala
Balambuzi n’abaana b’eka basasamala
Tukimala, tukimala
Gwe n’omala otugwako nga tucakala
Tukimala lumu nga tucakala
Balambuzi n’abaana b’eka basasamala
Both
Deal done
Gwe namunene
Komawo ewaka
Gwe namunene mukwano kuva luli nze nkwesunga
I believe in love
That’s why I love this song
Well it’s the Ugandan Property
I believe in love
That’s why I sing this song
Pinky Babe