Omukwano ssi manyi
Nti oyagala anaakuba town
Ate, ssi bitabo
Nti oyagala eyayambala ku gown
Ekikulu kufuna fitting
Nga mukola sharing
Hmmm, caring
Real loving
Leero ekindeese wano
Njagala ebirooto bifuuke physical
Leero ekinkoza bino
Njagala Man. U esambe Arsenal
Ekindeese wano
Kyoyooyo
Ekintumye nkugambe
Kyoyooyo
Ekinkoza bino
Kyoyooyo
Ekimbunya ebizimbe
Kyoyooyo x 2
Nfuna ebirooto
Enkumu nga nkuzaalidde eddenzi
N’abampaana mbakuba igno
Saagala bya bwenzi
Mbeera eyo ne nkuba bu picha
Naye obudde ne bwanguwa okukya
Nze era bwentyo ne nkweresa
Babe nga nkutya
Leero ekindeese wano
Njagala ebirooto bifuuke physical
Leero ekinkoza bino
Njagala Man. U esambe Arsenal
Ekindeese wano
Kyoyooyo
Ekintumye nkugambe
Kyoyooyo
Ekinkoza bino
Kyoyooyo
Ekimbunya ebizimbe
Kyoyooyo x 2
Ekyoyo ekyoyo
Buli lw’ompitako n’onkuba eggwowo
Your love is like a reliever
Kankuwe omutima onyigenyige
Ekyoyo ekyoyo
Buli lw’ompitako n’onkuba eggwowo
Your love is like a reliever
Kankuwe omutima onyigenyige
Leero ekindeese wano
Njagala ebirooto bifuuke physical
Leero ekinkoza bino
Njagala Man. U esambe Arsenal
Ekindeese wano
Kyoyooyo
Ekintumye nkugambe
Kyoyooyo
Ekinkoza bino
Kyoyooyo
Ekimbunya ebizimbe
Kyoyooyo x 2