0:00
3:02
Now playing: Billboard Kipande

Billboard Kipande Lyrics by Nina Roz


Andre on the beat

Onkuba nga laddu
Omutima ogukoonerera

Omutwe oguwuubawuuba
Nakwekubako tattoo
Eno laavu yo
Ensika nga magnet
Omukwano gwo
Ngunoonya every minute

Njagala kussa ku billboard kipande
Ntimbe elinnya lyo wonna nkulange
Njagala kussa ku billboard kipande woah oh
Ntimbe elinnya lyo wonna e Bulange

Oncamula nnyo ku ssimu
Everytime when you′re callin'
Onnyimbisa nnyo n′obuyimba wootali nebowa
This love for you yancamula
Ne manya nti onsobola
Nkubamu n'obufaananyi ne mbwoza
Eno laavu yo
Ensika nga magnet
Omukwano gwo
Ngunoonya every minute

Njagala kussa ku billboard kipande
Ntimbe elinnya lyo wonna nkulange
Njagala kussa ku billboard kipande
Ntimbe elinnya lyo wonna e Bulange
If di money plenty
Mi lo-o-ove plenty
When I see your body bwenti
Give me every ting in plenty ah ah
If di money plenty
Mi lo-o-ove plenty
When I see your body bwenti
Give me every ting in plenty ah ah
Eno laavu yo
Ensika nga magnet
Omukwano gwo
Ngunoonya every minute

Njagala kussa ku billboard kipande
Ntimbe elinnya lyo wonna nkulange
Njagala kussa ku billboard kipande woah oh
Ntimbe elinnya lyo wonna e Bulange
It feels so good
Andre on the beat

Nina Roz Singles