(Intro)
\n
A dis a Legend Production
\n
(Verse 1)
\n
Mukwano emeeme gye yasuze akasimu kekano ewuwo
Maaso obwedda gatawana ebisulo bya kumu kumu
Zino engalo obwedda zi nsiwa zagala nkukwateko
Jangu oba ndagirira gy’osula nkusangeyo
Guno omutima gukuba embuttu
Muwogola bakisimba
Muludikya ne muluzungu
Nkwagala ne jjensula nakutimba
Abalala nababuuka
Yellow bbiri nabamyuusa
Kuva lwe nakuzuula
Nakuwa mutima nagusinga
\n
(Chorus)
\n
Ewali ebitwawukanya (Tuveeyo)
Twagalane (Tuveeyo)
Tuve ku bigambo laba (Tuveeyo)
Tukwatagane (Tuveeyo)
Awali ebitwawukanya (Tuveeyo)
Twagalane (Tuveeyo)
Tuve ku bigambo laba (Tuveeyo)
Tukwatagane (Tuveeyo)
\n
(Verse 2)
\n
Wabula wantaasa
Wadde baali bansooka
Naye tebansiinga
Y’ensonga lwaki bya kyuuka
Wabula baibe wanazza love wankyusa
Bali tunyumyako n’emubugero abato nti olwatuuka
Simanyi oba maalo
Bwe njagala njagala njagala omu oyo
Ne bwe bajja enfofolo
Mba n’omu ngayoyo ooh
\n
(Chorus)
\n
Ewali ebitwawukanya (Tuveeyo)
Twagalane (Tuveeyo)
Tuve ku bigambo laba (Tuveeyo)
Tukwatagane (Tuveeyo)
Awali ebitwawukanya (Tuveeyo)
Twagalane (Tuveeyo)
Tuve ku bigambo laba (Tuveeyo)
Tukwatagane (Tuveeyo)
\n
(Verse 3)
\n
Tuve mu poko
Bw’obigatta t’ofuna total
Love betting bya lotto
Simububi naye binzisa enseko
Tuve mu kuwawala like echo
Aba palapase balindeko (balindeko)
Sibyendikoooo
For yo love ago whine my watto (My watto)
Ooh nana
Nababuuka
Yellow bbiri nabamyuusa aah
Okuva lwe nakuzuula
N’akuwa mutima nagusinga ah ah yeeh
\n
(Chorus)
\n
Beibe (Tuveeyo)
(Tuveeyo)
Tuve ku bigambo laba (Tuveeyo)
Tukwatagane (Tuveeyo)
Awali ebitwawukanya (Tuveeyo)
Twagalane(Tuveeyo)
Tuve ku bigambo laba (Tuveeyo)
Tukwatagane (Tuveeyo)
\n
(Outro)
\n
Eeeeeh, Sheem Mwanje yeah
Dokta Brain composition dis one
D’Mario