(Intro)
\n
Pan de beat ono Chemical Ali Nicer
Fine African diva
\n
(Verse 1)
\n
Gwe wajja nga kibuyaga
Mubanga atonyesa enkuba
Mu kaseera katono ddala
Omutima n’oguwangula
Olwa kutunulako nti nemanya
Nti obulamu obukyusiza
Nze eyali takyewa bintu bya kwagala
Onkusiza engeri gye mpulira nange
Kati kirabe
\n
(Pre-Chorus)
\n
Ka nkwagaze efujjo
Nkujulire mpombo teri kudiriza
Nkuwe love combos
Valentine special sizikekereza
\n
(Chorus)
\n
Bwe mba nkyogedde
Muga Katonda nze bwe njogera ntukiriza
Numba sitya na danger
Ne ndyoka nkusombera
Nze nga nkyogedde
Mazima bwe njogera ntukiriza
Mbeera sitya na danger
Ne ndyoka nkusombera
\n
(Post-Chorus)
\n
Twekwatemu, eeh
Baby twekwatemu, eeh
Bw’oba nga onsigaddemu
N’enkya tubiddemu, eeh, yeah
\n
(Verse 2)
\n
Kumakya oba tumbi
Kumakya oba tumbi twemiisa
Nga ndi ne kaliba vumbi
Kaliba vumbi atampeeza
Simuwa ba njazikaako
Anti dole y’omwana agikabira
Sirina gawoza misango
N’omutima gwange gwa bbuba
\n
(Pre-Chorus)
\n
Ka nkwagaze efujjo
Nkujulire mpombo teri kudiriza
Nkuwe love combos
Valentine special sizikekereza
\n
(Chorus)
\n
Bwe mba nkyogedde
Muga Katonda nze bwe njogera ntukiriza
Numba sitya na danger
Ne ndyoka nkusombera
Nze nga nkyogedde
Mazima bwe njogera ntukiriza
Mbeera sitya na danger
Ne ndyoka nkusombera
\n
(Post-Chorus)
\n
Twekwatemu, eeh
Baby twekwatemu, eeh
Bw’oba nga onsigaddemu
N’enkya tubiddemu, eeh, yeah
\n
(Refrain)
\n
Simuwa ba njazikaako
Anti dole y’omwana agikabira
Sirina gawoza misango
N’omutima gwange gwa bbuba
\n
(Pre-Chorus)
\n
Ka nkwagaze efujjo
Nkujulire mpombo teri kudiriza
Nkuwe love combos
Valentine special sizikekereza
\n
(Chorus)
\n
Bwe mba nkyogedde
Muga Katonda nze bwe njogera ntukiriza
Numba sitya na danger
Ne ndyoka nkusombera
Nze nga nkyogedde
Mazima bwe njogera ntukiriza
Mbeera sitya na danger
Ne ndyoka nkusombera
\n
(Post-Chorus)
\n
Twekwatemu, eeh
Baby twekwatemu, eeh
Bw’oba nga onsigaddemu
N’enkya tubiddemu, eeh, yeah
\n
(Outro)
\n
De de de amazing
Empowers