0:00
3:02
Now playing: Nkwagala Biriyo

Nkwagala Biriyo Lyrics by Sheem Mwanje


(Intro)

\n

Eeh eeeeh
Sheem mwanje
Yeah yeah aah
Iyii henna hii
Ronnie

\n

(Verser 1)

\n

Waliwo omuntu akwagala
Nakwelabiza nabasooka
Nogguma omutima
Nomuwa laavu ziri ezasooka
Baby yegwe asooka ggwe asembayo
Njagadde nkwagale ebisembayo
Omutima nkuwadde kipendalo
Tebakulimba
Gano matwalego oooh oooh

\n

(Pre-Chorus)

\n

Nze nkuyita namba moja
Kuba omukwano gwo
Mba ngulojja aah
Oli kirabo kuv’ewakatonda
Byajja bigereke nakupenda aaah

\n

(Chorus)

\n

Wabula baby nkwagala biriyo, ooh eeh yee (Biriyo)
Yegwe daddy nga nze mummy yo, oouu ooh aah (Mummy yo)
Wabula baby nkwagala biriyo (Biriyo)
Yegwe daddy nga nze mummy yo (Mummy yo)

\n

(Verse 2)

\n

Eeh
I belong to you
Anything you want I go do for you, eh
Take a shot for you
You’re my African boy, this is all for you
Ekirabo ky’obulungi okyetise (Okyetise)
Tuliba tutya ffe ku wedding day iih (Ku wedding day)
I feel like am losing my mind
Gwe bwotaba kumpi nange
Nakutamiira bwenge nze walahi
Sitoma Sitoma

\n

(Chorus)

\n

Wabula baby nkwagala biriyo, ooh eeh yee (Biriyo)
Yegwe daddy nga nze mummy yo, oouu ooh aah (Mummy yo)
Wabula baby nkwagala biriyo (Biriyo)
Yegwe daddy nga nze mummy yo (Mummy yo)

\n

(Refrain)

\n

Ekirabo ky’obulungi okyetise (Okyetise)
Tuliba tutya ffe ku wedding day iih (Ku wedding day)
Baby yegwe asooka ggwe asembayo
Njagadde nkwagale ebisembayo
Omutima nkuwadde kipendalo
Tebakulimba
Gano matwalego oooh oooh
I feel like am losing my mind
Gwe bwotaba kumpi nange
Nakutamiira bwenge nze walahi
Sitoma Sitoma

\n

(Chorus)

\n

Wabula baby nkwagala biriyo, ooh eeh yee (Biriyo)
Yegwe daddy nga nze mummy yo, oouu ooh aah (Mummy yo)
Wabula baby nkwagala biriyo (Biriyo)
Yegwe daddy nga nze mummy yo (Mummy yo)

\n

(Outro)

\n

Ronnie on dis one
Yeah



About the song "Nkwagala Biriyo"

Nkwagala Biriyo” is the second track from Sheem Mwanje’s “Dreaming” EP. The song was written and produced by Ronnie (Ronnie on Dis One), real name Matovu Ronald. “Nkwagala Biriyo” was released on September 27, 2020 through Empower House.