0:00
3:02
Now playing: Gwe Katonda – Stream Of Life Choir

Gwe Katonda – Stream Of Life Choir Lyrics by Stream Of Life Choir Pastor Wilson Bugembe


(Intro)

Jacob Beats

(Hook)

Katonda, teri ali kwenkana
Wadde nga twepanka, tetukutuuka
Oli Katonda tekiribaawo
Wadde ng’ensi ekyuuka
Ali dda wooli awo, oli wa manyi

(Verse 1)

Ab’amanyi nabo bakoma
Era abagaga bakaaba
Wekumira amagezi ssebo
Ggwe ate buli kiramu kiffa
Gwegwaka ebimera bimere
Gwegwaka ne bikala
Wekumira obuyinza
Kinvunamya nkusinze

(Chorus)

Ggwe atuusa era nga b’olaba
Ogamba era nekiba
Ggwe Katonda (oli Katonda)
Weka Katonda ow’amanyi
Osuka ku buli kyendaba (osuse)
Olwana era n’owangula (mazima osuse)
Ggwe Katonda (Katonda)
Weka Katonda ow’amanyi

(Verse 2)

Ani alabirira ebisolo ku tale
Abizalisa nga tewali musawo
Ggwe Katonda (Katonda)
Weka Katonda ow’amanyi
Ani alabirira abalalu ku kubo
Babera balamu nga tewali musawo
Ggwe Katonda (Katonda)
Weka Katonda ow’amanyi
Asangula amaziga
Ayamba n’abanaku
Esuubi ly’abakadde
Omuggo gw’abalema
Ggwe Katonda (Katonda)
Weka Katonda ow’amanyi
Ffe tulabye bangi beyasitula
Baali ku zero kati bevuga
Ggwe Katonda (Muwe ebikuluma)
Weka Katonda ow’amanyi (ow’amanyi)

(Chorus)

Ggwe atuusa era nga b’olaba
Ogamba era nekiba
Ggwe Katonda (oli Katonda)
Weka Katonda ow’amanyi
Osuka ku buli kyendaba (osuse)
Olwana era n’owangula (mazima osuse)
Ggwe Katonda (Katonda)
Weka Katonda ow’amanyi

(Hook)

Katonda, teri ali kwenkana
Wadde nga twepanka, tetukutuuka
Oli Katonda tekiribaawo
Wadde ng’ensi ekyuuka
Ali dda wooli awo, oli wa manyi

(Verse 3)

Ab’amanyi nabo bakoma
Era abagaga bakaaba
Wekumira amagezi ssebo
Ggwe ate buli kiramu kiffa (buli kiramu kiffa)
Gwegwaka ebimera bimere (ayayaya)
Gwegwaka ne bikala
Wekumira obuyinza
Kinvunamya nkusinze
Kababe baana b’abaana bange (Wekumira obuyinza)
Ndi bagamba byonna batende (Kinvunamya nkusinze)
Wekumira obuyinza (oli Katonda, oli Katonda)
Kinvunamya nkusinze (Ate tolemererwa toffa)
Wekumira obuyinza (Ne bwe waffa wazukira)
Kinvunamya nkusinze (Katonda atakatibwa atava ku mulembe)
Wekumira obuyinza (Talemererwa)
Kinvunamya nkusinze