(Verse 1)
Tuli bakoowu twekyawa bwa dda
Tuli banyiivu twenyiwa eby’ensi
Nsanga bangi nga lwakeesa lwabala
Nga empeke weekomye nayenga omululuuza
Yesu nayingirawa embeera nagitaasa
Amanyi okusanyusa
(Chorus 1)
Kyemaze okukakasa
Amanyi okusanyusa Yesu
Kyemaze okukakasa, ah ah
Amanyi okusanyusa
Kyemaze okukakasa
Amanyi okusanyusa Yesu
Kyemaze okukakasa, ah ah
Amanyi okusanyusa
(Chorus 2)
Amanyi okubikola Yesu
Amanyi okusitula
Kyemaze okukakasa, ah
Amanyi okukikola
Amanyi okubikola Yesu
Amanyi okusitula
Kyemaze okukakasa, ah
Amanyi okukikola
(Verse 2)
Weewaawo weewaawo
Nga byonna biganye weewaawo
Oleka n’atuusa by’atuusa bw’ali
Lwagambye ye!
Weewaawo weewaawo
Tewabe kigaana weewaawo
Mukama asazewo akusanyuse
(Chorus 1)
Kyemaze okukakasa
Amanyi okusanyusa Yesu
Kyemaze okukakasa, ah ah
Amanyi okusanyusa
(Chorus 2)
Amanyi okubikola Yesu
Amanyi okusitula
Kyemaze okukakasa, ah
Amanyi okukikola
Amanyi okubikola Yesu
Amanyi okusitula
Kyemaze okukakasa, ah
Amanyi okukikola
Show more