0:00
3:02
Now playing: Byanzigwako

Byanzigwako Lyrics by Victor Ruz


Baby nuh baby nuh mi nuh no need love
Baby nuh baby nuh mi nuh no need love
One Blessing, Made it
Baby nuh baby nuh mi nuh no need love
Tired of your love
Fed up of your love

\n

Nkusaba wuliriza nina ekiwandiiko
Ekikwata kw’ebyo ebyabaawo
Lwe nakuyita owange n’ondekawo
Ng’olaba otuuse n’onvaako
Nawulira luli ku kizindaalo
Mbu wafunayo eyo gw’ofaako
Eyakuggya ku biyumba by’embaawo
Wava ku b’ekitandaalo
Nsigala nzikirizza ensobi
Gye nakola okukuganza
Omutima ogubuyaanya
Otuuse okugulwaza
Nze eyakuteerawo amadaala
Bwe walinnya wavimbawo nze ne ngwa
Eh, I’m sorry okujudginga
Tobeera ng’oleese butwa

\n

Byanzigwako!
Baby bwe wansuula (byanzigwako)
N’ogenda n’omulala (byanzigwako)
Nawulira nga nfa
Nawulira nga nfa (byanzigwako)
Baby bwe wansuula (byanzigwako)
Baby yeah aah (byanzigwako)
Ebigambo byanzigwako ooh

\n

Byanzigwako, bye nali mbala wabiyiwa
Ng’olwo oli ku mulamwa omugwira
Wanteeka mu ntaana ebuziika, eh
Byanzigwako gwe nali neesize omusanga
Ng’abala bisinga ekibimba
Kw’ossa n’okweyita enswa
Ng’abuukira gyataliwangaalira
Laba laba kati yagenda kulaalira
Bigaana ate adda gye yasookera
Baby otuuse nafuna bye nkola, yeah
Nebweweetonda otya siyinza kukyusaamu never
We can’t be back never
Ddayo gyova sikyetaaga

\n

Byanzigwako!
Baby bwe wansuula (byanzigwako)
N’ogenda n’omulala (byanzigwako)
Nawulira nga nfa
Nawulira nga nfa (byanzigwako)
Baby bwe wansuula (byanzigwako)
Baby yeah aah (byanzigwako)
Ebigambo byanzigwako ooh

\n

Baby nuh baby nuh mi nuh no need love
Baby nuh baby nuh mi nuh no need love
Baby nuh baby nuh mi nuh no need love
Tired of your love
Fed up of your love
Baby nuh baby nuh mi nuh no need love
Baby nuh baby nuh mi nuh no need love
Baby nuh baby nuh mi nuh no need love
Tired of your love
Fed up of your love

\n

Nkusaba wuliriza nina ekiwandiiko
Ekikwata kw’ebyo ebyabaawo
Lwe nakuyita owange n’ondekawo
Ng’olaba otuuse n’onvaako
Nawulira luli ku kizindaalo
Mbu wafunayo eyo gw’ofaako
Eyakuggya ku biyumba by’embaawo
Wava ku b’ekitandaalo
Nebweweetonda otya siyinza kukyusaamu never
We can’t be back never
Ddayo gyova sikyetaaga (babe)

\n

Byanzigwako!
Bwe wasalawo eky’okundeka
Ku mutima gwo n’onsangula (byanzigwako)
Ebigambo byanzigwako ooh
Byanzigwako!
Bwe wasalawo eky’okundeka
Ku mutima gwo n’onsangula (byanzigwako)
Ebigambo byanzigwako ooh

\n

Baby nuh baby nuh mi nuh no need love
Baby nuh baby nuh mi nuh no need love
Baby nuh baby nuh mi nuh no need love
Tired of your love
Fed up of your love