0:00
3:02
Now playing: Champiyon

Champiyon Lyrics by Victor Ruz


Champion
One blessing ?
Champion

\n

Lekka nsome nkule nfunne omulimu nkole
Ndifuuka lawyer, doctor, oba omukulembeze
Yadde nga bangi bendaba ensi benyize
Lekka nsabe nneme kubeera omu kuberemye

\n

Aaaaaahh
Sibalibwa mu balemwa
Ndibalibwa mu basumuka entindo zaba winner
Aaaaaahh
Ndi fuuka champion (champion)
Ndi wandikibwako nti natoba nyo era nentuukayo
Nga nze aliko oooh (champion)
Nze aliko, nga nze aliko (yeah)

\n

Bebaka nze ndi ku future mpanga
Olumala nga bawoza oba nkikola ntya
Nsula nga atalina gyebanzala
Nkanya kwekwata kibumba atayiwa
Lwolisenguka lwolimanya
Nti bingi byobadde wesembereza
Naye nga tebirina gyebikutwala, yeah
Abakwesembereza beesesa
Abasinga bakyamu nkusaba goba
Tofuuka madala kwewelipa nebawalampa

\n

Aaaaaahh
Tobalibwa mu balemwa
Olibalibwa mu babuuka enkwe zaba user
Aaaaaahh
Oli fuuka champion (champion)
Oli wandikibwako nti watoba nyo era notuukayo
Nga gwe aliko oooh (champion)
Yegwe aliko, nga gwe aliko (yeah)

\n

Champion
Champion
Champion
Champion