Awuununa Lyrics by Kenneth Mugabi


Bwakya nga lunno
Esanyu ngalikulukutta
Kumatama, guntese
Kuva butto, gemazina
Geyali anonya
Esuubi yalyambaza
Ekiloto ekyentisa musuti
Nobuboneero obwewunya
Nabwambaza obuwowo
Mubwongo bwe yazimba
Amaka amalungi ela yasiga
Ekifanyi ekimwenya
Emboozi jyanyumya
Kati ye tamwenya

Yagambibwa mumaso awo wandibawo akabenjje
Teyawulila Teyawulira
Kati awununa, nga bweyejjusa
Awununa Yejjusa
Awununa, ngabweyejjusa
Awununa, yejjusa aaah

Oh

Muwejjele bwanyonyola nti
Musajja nabakyi asoza munne
Kilo kyantisa mu tie
Mubwongo mpuga byoya
Taata zayo omutwalo
Mbika omukwano gwagwawo
Ogwamufandali gwebandaga enyo awo

Ndopye mu bekikwatako enyo
Nfunye nendowooza ezinyuka ensi
Mulisa manyi gwenayanula ekka
Wade mwenya ngomubikila kyoka

Nagambibwa nti mumaso awo wandibawo akabenjje
Sawulila, nasongola mumwa
Kati Mpununa, nga bwenejjusa
Mpununa
Awununa, nga bweyejjusa
Awununa, yejjusa aaaah