Enjovu Lyrics by Kenneth Mugabi


Bwakedde mama asongodde omumwa
Yefulumye ekisenge yesoza
Ne chai mama teyafumbye
Mawolu mu fridge kwenkeledde
Homework samukoze
Nabadde nekwse wansi wakitandda
Uniform sagolodde,ne ngato sazikubye

Enjovu zanwanidde ewaka
Nalabye bikopo kubuka mubanga
Enjovu zanwanidde ewaka
Olugero kabadda yelulunyumya
Enjovu zanwanidde ewaka
Nalabye bikopo kubuka mubanga
Enjovu zanwanidde ewaka
Olugero kabadda yelirunyumya

Yelirunyumya
Aaaah

Olusi mama akyokoza taata
Kyoka amanyi taata musajja wabusunju
Atela omusozza namulangila okunwa omwenge
N'obwavu, n'obwenzi
Homework eyandiwedde ekiro kyajyo
Enjovu wezazemu okumegana
Ewaka tekwasuze yaka
Ne daddy teyasuze wakka

Enjovu zanwanidde ewaka
Nalabye bikopo kubuka mubanga
Enjovu zanwanidde ewaka
Olugero kabadda yelirunyumya
Enjovu zanwanidde ewaka
Nalabye bikopo kubuka mubanga
Enjovu zanwanidde ewaka
Olugero kabadda yelirunyumya

Yelilunyumya
Yelilunyumya oooh
Yelilunyumya aaaah
Yelilunyumya ooooh

Eeeeh
Tubike bikeko banange
Byetukola abaana babikopa
Bikabikako munage, ggwe byokala
Abana babikopa
Gundi nawe bikako munage, ggwe byokala
Abana babikopa
Haaaa bikako