0:00
3:02
Now playing: Natera

Natera Lyrics by Ava Peace


Yeah, TNS
Ava

\n

Mu birungo by\'emmere oli bunzali
Ggwe awomesa sauce
Kigambo ekisufu mu Quran
Kati nkola by\'oyagala ndi ku remote
Ne bwe bankuba olwali
Nsekawo olusi mpuuna buwuuni yee!

\n

Nkulaba nga ndabirwamu
Buli lwe nkulaba nelabamu ggwe ndabirwamu
Wannunga n\'ommalayo

\n

Kankukumire nga munda
Vva mu mpewo j\'ofune ebugumu eno munda
Ssa akalimi ku kyenda
Vuga speed twejjewo teri atubanja, mmh

\n

Kwatako kwatako kwatako body yona yiyo
Sembera onkole ka massage nyumirwa engalo zo

\n

Haa, natera
Natera okugwa eddalu nga nanti nkunyumirwa
Aaah
Sembera
Sembera onkole bi massage kubanga binyumira
Aaah

\n

Kankukumire nga munda
Vva mu mpewo j\'ofune ebugumu eno munda
Ssa akalimi ku kyenda
Vuga speed twejjewo teri atubanja, mmh

\n

Nkulaba nga ndabirwamu
Buli lwe nkulaba nelabamu ggwe ndabirwamu
Wannunga n\'ommalayo

\n

Mu birungo by\'emmere oli bunzali
Ggwe awomesa sauce
Kigambo ekisufu mu Quran

\n

Natera
Natera okugwa eddalu nga nanti nkunyumirwa
Aaah
Sembera
Sembera onkole bi massage kubanga binyumira
Aaah

\n

Kankukumire nga munda
Vva mu mpewo j\'ofune ebugumu eno munda
Ssa akalimi ku kyenda
Vuga speed twejjewo teri atubanja, mmh



About the song "Natera"

"Natera" is the second track from Ava Peace's "London" EP. It was released on October 20, 2024 through TNS.