0:00
3:02
Now playing: Kukyakala Nakubwa

Kukyakala Nakubwa Lyrics by Ava Peace, Recho Rey, Nina Roz, Jowy Landa, Nandor Love, Zafaran,


Naaa!
Well its the 6ix Killaz baby
TNS
Haha, Big Davie Logic to the world

\n

(Recho Rey)
Atatulekera tomulekera wamma
Abatuvoleya ffe tubikola wamma
Tuzina na kano tukaddemu nti wamma
Tukaddemu nti wamma (Brrrh, Ku Ku Ku Ku Kukie Pan)

\n

(Nina Roz)
Nakedde kumakya kulambula Kampala
Ebizibu gwe manya biri Kampala
Bangi basula enjala wano e Kampala
Kiri Kampala

\n

(Jowy Landa)
Bulwadde bwa mutwe olina kumira mpekke
Kumira mpeke
Katube na tulo sifuna yadde mpeke
Nze lwesidigize

\n

(6ix Killaz)
Twasigaza kukyala na kubwa, eeh!
Kukyala na kubwa
Ebyo twabireka kukyala na kubwa, haha!
Kukyala na kubwa
Twasigaza kukyala na kubwa, eeh!
Kukyala na kubwa
Birala twabireka kukyala na kubwa
Kukyala na kubwa

\n

(Zafaran)
Mujje eno twetale
Eno abaana beetala
Dance tukuba 
Eby\'okunywa netutumya

\n

(Ava Peace)
Nalonda ono baaleeta ono
Ffe ebyo twabileka
Obeera eyo ffe tubeera eno
Manya twakuleka

\n

(Nandor Love)
Mbu Gaza yamusubiza ebaati
Alien namuswama ku award
Ekikonde nekinyooka ebyalaali
Gaza naakaaba Muhammad Muhamma- uuh!

\n

(6ix Killaz)
Twasigaza kukyala na kubwa, eeh!
Kukyala na kubwa
Ebyo twabireka kukyala na kubwa, haha!
Kukyala na kubwa
Twasigaza kukyala na kubwa, eeh!
Kukyala na kubwa
Birala twabireka kukyala na kubwa
Kukyala na kubwa

\n

(Recho Rey)
Atatulekera tomulekera wamma
Abatuvoleya ffe tubikola wamma (Recho Rey that\'s how we do it Brrrh!)

\n

(Nina Roz)
Bangi basula enjala wano e Kampala (It\'s the Ugandan Property)
Kiri Kampala

\n

(Nandor Love)
Eeh, baleete ku ndeku (Mash up de all dem deh eh)
Nze bampe ku suppu

\n

(Ava Peace)
Obeera eyo ffe tubeera eno (Ava @ Peace beibe)
Manya twakuleka, uuuh!

\n

(Jowy Landa)
Bulwadde bwa mutwe olina kumira mpekke (Jowy Landa)
Kumira mpeke

\n

(Zafaran)
Dance tukuba 
Eby\'okunywa netutumya (Zafaran)

\n

(6ix Killaz)
Twasigaza kukyala na kubwa, eeh!
Kukyala na kubwa
Ebyo twabireka kukyala na kubwa, haha!
Kukyala na kubwa
Twasigaza kukyala na kubwa, eeh!
Kukyala na kubwa
Birala twabireka kukyala na kubwa
Kukyala na kubwa