Intro
Wewawo Ava Peace beibe
Ndayira ŋŋamba wewawo (T to the N to the S)
Wewawo
Ndayira ŋŋamba wewawo
Hook
By the way by the way
Walahi ndayira yegwe taano
By the way by the way
Lwesikulabye nfuna hiccup
Verse
Nze bano abaana nabagamba
Love yo emenya minzaani
Tebabiyita bya katemba
Okukwagala yenze ani
Egaali kangiwendule
Oba ntumye ne wembule gwe
Mukwano gumbunyebunye
Love yo ensuza ntamidde
Chorus
Buli lwenkulaba ndayira ŋŋamba wewawo
Tokyusamu gyetulaga ndaba nga wewawo
Mpomerwa omukwano gwofumba, wewawo
Oli mukugu oli kakensa, wewawo
Aah ne maama ya ŋŋamba, wewawo
Wano wenkutte alabira ddala wewawo
Verse
Eh, lwaki tonteeka munda yo
Omutima guteke awo munda yo
Lwaki tontwaala munfo zo
Nze njagala kuba naawe munfo zo
Love gyolina bulwadde
Nze nakulwaala nga kilwadde
Lumu olinsanga nziyidde
Ng’omukwano gunkubye ntamidde
Ogenda nononoza
Buli wemba nononoza
Nze ŋŋenda nno nendowooza
Bakunoga ku kimuli kya rooza
Chorus
Buli lwenkulaba ndayira ŋŋamba wewawo
Tokyusamu gyetulaga ndaba nga wewawo
Mpomerwa omukwano gwofumba, wewawo
Oli mukugu oli kakensa, wewawo
Aah ne maama ya ŋŋamba, wewawo
Wano wenkutte alabira ddala wewawo
Hook
By the way by the way
Walahi ndayira yegwe taano
By the way by the way
Lwesikulabye nfuna hiccup
Verse
Love gyolina bulwadde
Nze nakulwaala nga kilwadde
Lumu olinsanga nziyidde
Ng’omukwano gunkubye ntamidde
Bayaaye kambawendule
Oba ntumye ne wembule gwe
Mukwano gumbunyebunye
Love yo ensuza ntamidde
Chorus
Buli lwenkulaba ndayira ŋŋamba wewawo
Tokyusamu gyetulaga ndaba nga wewawo
Mpomerwa omukwano gwofumba, wewawo
Oli mukugu oli kakensa, wewawo
Aah ne maama ya ŋŋamba, wewawo
Wano wenkutte alabira ddala wewawo
Outro
Wewawo (Big Davie Logic to the world)
Wewawo
Wewawo
Wewawo (Gun Shot)