0:00
3:02
Now playing: Teri Agaana

Teri Agaana Lyrics by Ava Peace, Recho Rey


Nga asakata ono omwana nga asakata
Kuba asakata kyokka teyesapata ono omwana
Nga asakata ono omwana nga asakata
Nga asakata kyokka teyesapata
Bw\'omulaba akugamba yayise mu kituli
Yakoowa eby\'emirembe ayagala bya kibbuli
Ono yeebaka misana essaawa azuukuka ku kkumi
Agende alabise akomewo enkya ku kkumi (kuba, ah)
Abe Gaza mmwe kiri kitya?
Abaagenda mu kibira baabulira wa? (kuba)
Oba emisota bambi gyabalya?
Oba baasanga empologoma nebakita? (kuba)

\n

Who dat gal, who dat gal?
Prima omugagga akuyita
Who dat gal, who dat gal?
Prima omugagga akuyise
Ani asomba wano ani asomba?
Kati ssaawa ya kusomba teri agaana
Ani awamba wano ani awamba?
Wano kuba kulabisa teri anooma
Ani abomba wano ani abomba?
Kati ssaawa ya kusomba teri agaana
Ani anooma wano ani anooma?
Wano kuba kulabisa teri anooma

\n

Musumba agambye buli ali wano koowoola (TNS)
Kuba eno essaawa ya kubuna mu busonda
Abanoonya bu sure obwekwese mu drawer
Bwebubula munoonye wansi w\'ekitanda (kuba, ah)
Abe Gaza mmwe kiri kitya?
Abaagenda mu kibira baabulira wa? (kuba)
Oba emisota bambi gyabalya?
Oba baasanga empologoma nebakita? (kuba)
Eno hit Motigbana
Bagizina nga Bread and Butter (kuba)

\n

Who dat gal, who dat gal?
Prima omugagga akuyita
Who dat gal, who dat gal?
Prima omugagga akuyise
Ani asomba wano ani asomba?
Kati ssaawa ya kusomba teri agaana
Ani awamba wano ani awamba?
Wano kuba kulabisa teri anooma
Ani abomba wano ani abomba?
Kati ssaawa ya kusomba teri agaana
Ani anooma wano ani anooma?
Wano kuba kulabisa teri anooma

\n

Adigida omuziki maama, bw\'anyenya
Ez\'ekibiina oleeta ng\'atwala
Alina akaface maama
Bw\'omulaba ono yamira pin maama yataama
Nga asakata ono omwana nga asakata
Kuba asakata kyokka teyesapata ono omwana
Nga asakata ono omwana nga asakata
Nga asakata kyokka teyesapata

\n

Ani asomba wano ani asomba?
Kati ssaawa ya kusomba teri agaana
Ani awamba wano ani awamba?
Wano kuba kulabisa teri anooma
Ani abomba wano ani abomba?
Kati ssaawa ya kusomba teri agaana
Ani anooma wano ani anooma?
Wano kuba kulabisa teri anooma

\n

Ava @ Peace babe, uh
Recho Rey