Eddy di ava mbade nsabaa omukwano gumpe
Pallaso gumpe
Ava mbade nsabaa omukwano gumpe
Pallaso gumpe
Nze nakwagala nakwagaza kajanja
Bambi labaa ki baby kyange
Neba kusende senda mbu ovewo no tebamanyi
Nti gwe bulamu bwange
Omukwano gwo nze gwenasigaza
Nsimbi nazinonya nazo teziwera
Nga nabakweka banji nga tebakema
Tewai kipya kyebaja kundaga
Nebwolilagawa manya nina okunonya
Ensimbi zona zo nina ozinonya
Abakukwana boo olina obalopa am serious
Listen when am talking to you
Ndi wuwo kwata woyagala
Ndi wuwo twala byoyagala
Ndi wuwu mwana gwe wamatira
Wankuba no bugere nobugalika
Ndi wuwo kwata woyagala
Ndi wuwo gamba byoyagala
Ndi wuwu mwana gwe wamatira
Wankuba no bugere nobugalika
Nze njagala nga oli wali mumatala
Awoo nga oli mugole kukatuti nga
Oli clean tewali akubanja
No nange nga nkukubidemu akasuti
Engeli gyonjagala ogenda kuntemya
Abayaye banji abatayagaliza
Byewekola oba obija mu cinema
Olinga bali ba kim Kardashian
Nebwolilagawa manya nina okunonya
Ensimbi zona zo nina ozinonya
Abakukwana boo olina obalopa am serious
Listen when am talking to you
Ndi wuwo kwata woyagala
Ndi wuwo twala byoyagala
Ndi wuwu mwana gwe wamatira
Wankuba no bugere nobugalika
Ndi wuwo kwata woyagala
Ndi wuwo gamba byoyagala
Ndi wuwo mwana gwe wamatira
Wankuba no bugere nobugalika
No rata ta ta
I just killed di man
N ayaa mi had one bullet in d gun
Loving is a crime
Am down for the crime
We can so it all nite long
And from very deep inside
I love you
I wanna live ina yo world
Come shallow mi
Ontade mumukwano
Ontade kulujegere
Balabe enjeru bajikweka
Nebwolilagawa manya nina okunonya
Ensimbi zona zo nina ozinonya
Abakukwana boo olina obalopa am serious
Listen when am talking to you
Ndi wuwo kwata woyagala
Ndi wuwo twala byoyagala
Ndi wuwu mwana gwe wamatira
Wankuba no bugere nobugalika
Ndi wuwo kwata woyagala
Ndi wuwo gamba byoyagala
Ndi wuwo mwana gwe wamatira
Wankuba no bugere nobugalika