Geosteady
Ah ah aah
A Geosteady yeah
Ah ah aah
Chosen Becky
Ah ah aah
Nessim Pan Production
Ah ah aah
Blackman
Geosteady
Gwe kintu kyenalayira okwagala
Yadde bangi abakufaanana
Empisa n’omutima ogwo gw’olina
Mu mazima, engule ogisaanira
Mpawamuka mu kiro nkulwanira
Babe, olinga otuzzi otw’okunywa
Obulumi ku mutima eno bwe nina
Bulinzita, bwe bukya nga sikulina
Yeggwe maama yeggwe, ma baby boo
You’re ma lover lover
Yeggwe maama yeggwe, nkulina omu
You’re ma pen and paper
Yeggwe maama yeggwe, ma baby boo
You’re ma lover lover
Yeggwe maama yeggwe, nkulina omu
You’re ma pen and paper
Both
Kati nkwagala
Njagala nange ebisembayo
Era nkumatira
Ntwala maama mu bazadde bo
Nange nkwagala
Njagala naawe ebisembayo oh
Era nkumatira
Ntwala nange nemeddeko oh
Becky
Omukwanogwo nawuba
Amaaso ninga eyaziba
Ebirungi mu gwe nafuna
Natoba nnyo ninga eyalima
Kati kaboogere nga ndi naawe nalaalira
This is it I know
Abalabe basaasaane nga ndi naawe
We win the race
The better I know
Omulungi ansaana, uh uh
Yeggwe taata yeggwe kibunoomu
You’re ma lover lover
Yeggwe taata yeggwe nkulina omu
You’re ma lover lover