Babe omutima guba gunkubira gwe
Nga gunnumira gwe
Eno wafuuka kirwadde
So nno ekisulo kiba kinsunira gwe
Buli kadde, nga ndowooza ku gwe
Nga nebuuza olunaku lulikya?
Lw’olijja okundaba
Nga nesunze okweyisa
Baali bannyanika ku mudaala
Sweet n’ompa care n’entwala
Laba w’onnyanise ku mataala
Ompadde eddaala
Okutte enamba, ah
Nga nesiimye
Empaka z’omukwano ogwakuleeta
Nga nesiimye, eeh
Nga nesiimye
Mu nsi y’abalungi gwe akira era
Nga nesiimye, eeh
Mu by’omukwano obasinze bali
Onkwata bulungi romantically
Awo w’ontuuse specifically, haa!
Oli magically
Bwontouchinga, nkufeelinga, wakenkuka
Oli mutendeke ssi bya ggete nawanika
Nze bansomesa okuba tayari
Ne mmanya obulungi byendi
Bye ngaba ssupu gravy
Eyo entunula bw’omwenya kale onnyumira
Laba ofuuse ensonga ensingira bukya noonya
Nga nesiimye
Empaka z’omukwano ogwakuleeta
Nga nesiimye, eeh
Nga nesiimye
Mu nsi y’abalungi gwe akira era
Nga nesiimye, eeh
To the moon and back
Mu by’omukwano what a luck!
Onina, eeh
Olunaku lulikya?
Lw’olijja okundaba
Nga nesunze okweyisa
Baali bannyanika ku mudaala
Sweet n’ompa care n’entwala
Laba w’onnyanise ku mataala
Ompadde eddaala
Okutte enamba
Nga nesiimye
Empaka z’omukwano ogwakuleeta
Nga nesiimye, eeh
Nga nesiimye
Mu nsi y’abalungi gwe akira era
Nga nesiimye, eeh
Nga nesiimye
Lw’olijja okundaba
Nga nesiimye, eeh
Nga nesiimye
Lw’olijja okundaba
Nga nesiimye, eeh